📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
BWM -Barbedwire music,
Otambura ontambulira musaayi mpulaninga kutwalako mubazadde bange4×,
Otambura ontambulira musaayi nga akawuuka kasilimu, amasso gontunuliza galinga ebitaala byazikirabu nze onfulowingira muli nga beat ya cork studio . Baby gwe maama wabaana bange, nalulungi wange nze ku side yange nkweyitila dangerous nga zino weapon zobutwa webuba bukambwe olinga bano abalukyababu.
Otambura ontambulira musaayi mpulaninga kutwalako mubazadde bange 4×,
Baby nakukunda muluganda kyitegeza mbeera nkukuba Amanda, kubulungi bwo tosana nakulinya boda-boda osana kuwelekerwako mutanda, nze buli wenkulowozako MBA ngali munsi yebilooto nze kyino nkyikulayilira bano abawaala abalala ngenda bayitako nga father ayita kusabo,
Baby wanna ffene oli miwuura banno abalala bikunsikunsi .
Otambura ontambulira musaayi mpulaninga kutwalako mubazadde bange 4×,
Wenamulaba nensembera mpola mpola nga wenebuzabuza heee beautiful my Engel nga onyilide nga ebile mubanga ate wosimayilinga oba nga akasana akaboneka ye banange wasimatukawa era ovilawa, Kyekava kangamba wAbula Barbedwire obasinze mu luga ate nemubya love oli moreee .
Otambura ontambulira musaayi mpulaninga kutwalako mubazadde bange 4× .
THE END .