📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Owange yono, a prom voice again
Yono gwenalonda mubangi
Yono ataliko kamogo
Yono ansuza kutebukye
Yono gwenasiima ×2
Bwetwali abaato ,twali tussaba kuzanya
Bwetwakula, netussaba okwagalwa
Bwentyo nafukamira aaah
Nenssaba omutonzi ampo owange
Nga ali gumiira ebizibu byange
Wamu ne nakku yange
Ananzigya mbakyawe, andage okwagala
Mmh nga lwendwala ,kumubiri kwentula aaah
Gwendiyita pretty kitty nga simuzanya dirty
Yono omwana wabandi ,Katonda gwampadde
Mumutima mwatude, ali mubwongo mwajjude eeeh
Yono gwenalonda mubangi
Yono ataliko kamogo
Yono ansuza kutebukye
Yono gwenasiima×2
Ma love baby settle down
Nkuyimbire akayimba ka calm down
Because you have such a beauty i have never seen before
Oli ttaaka okutali nkayaana
Obulingi bwo bumbuyanya
Ombalisa emu paaka ku munaana, buli gyempita nkuwana
Kati gwe kyuka eno ,your deep in
Omubiiri gwaffuka gugwo
Kattutte omukago, guli ogwo'musayi
Abateesi kabalumwe nga tuli mukidaala tukumba
Yono gwenalonda mubangi
Yono ataliko kamogo
Yono ansuza kutebukye
Yono gwenasiima×2
Bwetwali abaato, twali tussaba kuzanya
Bwetwakula,netussaba okwagalwa
Ma love baby settle down
Nkuyimbire akayimba ka calm down
Because you have such a beauty i have never seen before
Oli ttaaka okutali nkayaana
Obulingi bwo bumbuyanya
Ombalisa emu paaka ku munaana, buli gyempita nkuwana.