📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
BWOBA
Verse 1
Naddukaki, natyaani nga olinange.
N’erarikirira ki, kubanga ebyobibawo, bivawo.
Abantu bensi, ebintu byeensi n’abyombi dabye.
Kabibe ebigambo byabwe n’abyombiwudde, kagubeomwaka.
Nzesityenga, bikankaano by’ansi,
Wemba nawe I walk miles
Eeh.
Kalibe olunaku, nze wansubiza,
Nti oliba wamu nange,
Sityenga n’abiyita kiiro, oho.
Pre-Chorus
Kuba manyi, bwobaakuludda lwange.
Omulabe yaani? Ayinza okumpangula.
Bwobaakuludda lwange.
Omulabe yaani? Ayinza okumpangula.
Verse 2
Eyatambula n’emmusa, era manyi.
Yegwesubi lyange, era manyi gange ee.
Nayimusaanga maso Eri ensozi.
Okubeerwa okwanga, kulivaawa.
Oli katonda, amulisaa magenda gange
Alwana entalo zange awanirira obulamu bwange eee
Oli kiddukiro kyabo abanyumewoa.
Era ngabboyabo abanunya obuddukiro.
Oho.
Chorus
Bwobaa, kuludda lwange.
Omulabe yaani? Ayinza okumpangula.
Bwobaakuludda lwange.
Omulabe yaani? Ayinza okumpangula.
When God is by my side, who can be against me?
When God is by my side, who can be against me?
Bridge
Ngenda mu masu, sigenda kutya.
Ngenda mu masu, kuba nga olinange
Ngenda mu masu, sigenda kutya.
Ngenda mu masu, kuba olinange
Ngenda mu masu, sigenda kutya.
Ngenda mu masu, kuba olinange.
Final Chorus
Bwobaakuludda lwange,
Omulabe yaani? Ayinza okumpangula.
Bwobaakuludda lwange,
Omulabe yaani? Ayinza okumpangula.
When God is by my side, who can be against me?
When God is by my side, who can be against me?
Eh, I’m a conqueror.