Tofuuka Ffala - Nel Funds

Tofuuka Ffala

0.0 of 5 stars
0 votes

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Howwe TikTok
Share this Song

Tofuuka Ffala Lyrics

    Nel Funds 

Tewesiga abuntu, byebankoze bimalaaa! nawe kankugambe. Tobesiga aboooo...

Bakyusakyusa langi bolaba abo bakyamuu, Eyo yembelayensi yoyo mwana damuuuu 

                Ksg

Tewesiga aboluganda,tewesiga ebemikwanoo, abamu bamikwano. Orwekyo kyoli, munange kankugambe,

          Eeaah,

Nalina emikwanoooh! Nga negimu kwegyo,twafuuka aboluganda. Ooh you can wonder 

             Eeaah 

Nti aboluganda, ate nga bamikwano Bebakolanga kunsulawansi.

Tofuuka ffala, bajakubya yala,, tewesiganga abantuuu, abasinga babiiii...

Tofuuka ffala, bajakubya yala,, tewesiganga abantuuu, abasinga babiiii...

Dem bwomugamba nti no nkwagala, Mangu ago akukabila'te enjala,  Akusaba sente ngakugamba zanjara oyo bwatyo omwesonyuwa, mikwano jjo wajijayo omukyalo. Nojileta e'city mupakase mubewo,  naye kati jikufukede ensonga jagala'te jikuzeyo mukyalo 

Nze sida mukyalo nawe salawo toda mukyalo abantu bankweeee, begenderezeeee....

Bagendeko mpola munywanyi abantu bakyamu, nebwaba yeses mugabe soka okome awo, bakyusakyusa langi bolaba abo bakyamuu, huh Eyo yembela yensi yoyo mwanadamu.

Tofuuka ffala, bajakubya yala,, tewesiganga abantuuu, abasinga babiiii...

Tofuuka ffala, bajakubya yala,, tewesiganga abantuuu, abasinga babiiii...

Tewesiga abuntu, byebankoze bimalaaa! Nawe kankugambe,tobesiga.

Mubya ku kimu nemunywa ku kimu! Munyunya nemuseka wamu naye! Bakwagala nga oziyinamu abo. Wezigwawo tebakulabawo. Ba pretendinga notabategela ngababaza kyimu kukusula, Ogwe baseke!

Nalinakonze ku girlfriend, nga mwagala okamalaaa... sente ngamutekamu ngamanyi! Aliba mukyala wange, mazima yagenda nemukwano gwange kati bafuka abalabe bange, Abantu babiiii... munywanyi abantu bananfusiiii.

Tofuuka ffala, bajakubya yala,, tewesiganga abantuuu, abasinga babiiii...

Tofuuka ffala, bajakubya yala,, tewesiganga abantuuu, abasinga babiiii...

Top Songs