Planet Malala yenze ajikubye eno yakusekamu kusekamu kusekamu
Ebyadala for sure nswala
Gal bwotaseka okimanyi semba
Sembera onkwateko mpulira nkoga
Gwe ate bwogana ngenda yomba
September lwe tu meeting
Baibe okimanyi tusula busabala
Olwo nkakase bwo smiling
Bwo screaming
Ne bwo laughing
Nange tambule nga bombing
Nga nvimba
Nga feeling
Say Seka bwoti Zina bwoti
Omubatiza tugende
Seka bwoti ompe ku Smile
Gwe bwozina omalamu notulo
Baby gal whine ondage ku smile
Teri akusinga wano wakikuba. *2
Lwali lumu Nze nenkulaba
Omubiri gwange ne gwe swanta
Nengaba nti jakufuna
Olwa leero Nze no nkufunye
Ebyadala Ondeta amaalo
Nomutiima ogukumya Omuliro
Kyenkusaba Nze bambi tonumya
Abalala abo Bobolumya
Nze siyina na Malala
Nina mukwano kamala
Bby gal Nze nakwagala
Nze nakwagala dda
Seka bwoti ompe ku Smile
Gwe bwozina omalamu notulo
Baby gal whine ondage ku smile
Teri akusinga wano wakikuba. *2
Newanyewanye ne mikwano jange eeeah
Ne mbaganda bange abooo
Ne mbazadde bange
Nga mbanyumiza story ya mukyala wange enoo
Eya mukyala wange
Kati njagala tubikole
Nze nawe
Njagala batulabe
Njagala batulabe
Nze nawe
Nga tufuse bagoole
Baibe
Ngenda kutwalako mu chikili
Ngenda kutwalako mu lubiri
Ngenda kutwalako ko mukiri
Tutuke Neri eri
Seka bwoti ompe ku Smile
Gwe bwozina omalamu notulo
Baby gal whine ondage ku smile
Teri akusinga wano wakikuba.