📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
[Intro]
Musa D on the beat
[Intro Verse 1]
Calamity we go so
Ffe tetuzannya sonko
Tetuda mabega wabula okweyongera mumaso
Mukwano nddi mu bwongo
Okulukuta nga songo
Nze wannyingila mu mutima ondyeeli mukatago
[Verse 1]
Excuse me my baby
Boom
Nkwagala nnyo onsingira silinji
Gwe wekka gwe naronda yo mubanji
Wenba nku nnyiziza kale am sorry
Ffunta
Baby wange
Yegwe gwenjagala mubulamu bwange
Njagala nkutwale mu bazadde bange
Olabe mama sako nemikwano gyange
Baby
Katti zina bwoti
Njagala nkulabe nga onnyennya mu bwoti
Amazina getuzina gali so smart
Senbera baby ontakuleko wano otti
Ahi ahyi
Onnyumwya akazannyo
Wenba nawe baby tewaba muzannyo
Bakutekamu ki baby nga owoma nnyo
Njagala obulile lwaki baby nkwagala nnyo
Burn dem
Gwe dagala mu kano
Mubikuba omuziki nkuyise piano
Ahiii
Nga onnyumide mukano
Kankwagale mubutufu nkuyise general
Baibe
[Chorus]
Ondabyeko katono
Naye atte oyagala kugenda
Baby
Please my girl
Baby gwe omulunji asinga
Ma baibe
Ondabyeko katono
Naye atte oyagala kugenda
Baby
Please my girl
Baby gwe omulunji asinga
Ma baibe
[Verse 2]
Togenda bwotyo baibe
Ezoziba mpisa mbi
Senbela wano baby tunnyumye mukofenbi
Nze musajawo to be
Anakuba nga agabbi
Katti tula amaso gateke kulutambi
Rahh boom
Yegwe gwenpita ma sweet mutima
Senbera wano omukwano gunuma
Baby nalose nga nkutute mu gana
Nga tutude muziga onpa peke kutama
yeah
Baby tondeka
Nteka mumutima gwo nbelemu zekka
Njakukwata nga bulunji nga ekyatika
Omutima gwa ffe gukume tegumennye Ka
Baibe
Amazina tuzina tuti
Dance tunnyennya tuti
Cexuz tukwata tuti
Nkweyitira sweet melt
Gwe abansingila katti
Ompomela nga youghat
Baibe
[Chorus]
Ondabyeko katono
Naye atte oyagala kugenda
Baby
Please my girl
Baby gwe omulunji asinga
Ma baibe
Ondabyeko katono
Naye atte oyagala kugenda
Baby
Please my girl
Baby gwe omulunji asinga
Ma baibe
[Verse 3]
Excuse me my baby
Nkwagala nnyo onsingira silinji
Gwe wekka gwe naronda yo mubanji
Wenba nku nnyiziza kale am sorry
Ffunta
Baby wange
Yegwe gwenjagala mubulamu bwange
Njagala nkutwale mu bazadde bange
Olabe mama sako nemikwano gyange
Baby
Calamity we go so
Ffe tetuzannya sonko
Tetuda mabega wabula okweyongera mumaso
Mukwano nddi mu bwongo
Okulukuta nga songo
Nze wannyingila mu mutima ondyeeli mukatago
[Intro]
A Coca Cora De Ghetto Conquer
Mosa D on the beat
pull down