📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
(Intro)
Anha Aayi Future Uganda Problem
Dedication to every artiste there.
Sean Beats
(Chorus)
Lwaki tweyawulamu
Bana bitone kiki tweyawulamu
Nga nze ndaba tuli bamu
Ebyobufuzi abange bitumalamu
Lwaki tweyawulamu
Abayimbi ki tweyawulamu
Nga nze ndaba tuli bamu
Ebyobufuzi abange bitumalamu.
(Verse 1)
Copyright musaba temufuna
Kyoka atte asobola okujibawa mwe mukuba
Mufitina mujelega muzalawa
Mbuno omusajja ye tasobola kubafuga
Make better choices
Think twice en raise up yo voices
As we roll the dices
In the end then we get de prices
Tuli balwaanyi
Wekili tulaga tuli bapambanyi
Tetusasula bba fan
We use the voices not money
Kyembasubilamu...
kwekubanga mukino tukwatilawamu
Kale netwebeleramu...
Nga tuli kimu edoboozi limu.
(Chorus)
(Verse 2)
Kati nze nesige ani
Nga mwaduka mwava wa Kyagulanyi
Nemudda ewa Museveni
Mbu lwakuba munoonya money
We never work hard to leave the ghetto
But to make it a home to settle
Babylon demah come en takle
Together we can defeat the battle
Kinaaba kitya
Nga avudde muffe yakulembera
Ndaba banaba mukutya
Nga twegase wamu netutambula.
(Chorus)
(Verse 3)
Abantu babagala
Nemuva kumazima nebabakyaawa
Kati bababoola
Lwakuba mulaga ntino mwabakoowa
Ebiluma abantu mwe mwabiyimbako
Ebikyaamu nemubyogerako
Mwamala nemubivaako
Kulwa money ensonyi mwazinabako
Stand for right
Peace en freedom we gat to fight
Get a clear sight....
You see the bad,,wrong you see the right.
(Outro)
Tweyawulamu....
Ndaba nga twevaamu
Tweyawulamu....
Nga nebyobufuzi byo bitwaala bulamu]*2.