📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
KWATA by UG RiED Mistacookery lyrics
Bwentunuddemu wano ebilove gw'Abisanila
Oli kamuli nze kesilileka kuwotooka aaha aha.
Aboo kabogere ebigambo ooh no Bikooma eyeehi
Nebwebiliyiika ng'enkubba bulikyaa nebikoomaa eeeh..
Ndikulwanila mpakA Nze Silita aha aha ndikunyweeza aaha
Siliganya Nakintu okulumya malaika...
Kati kwata kwata kwata kwata byonambikuwadde "Kwata"
Omutima temuli na misanvu gwonangukuwadde"twaala"
kwata kwata kwata kwata byonambikuwadde "Kwata"
Omutima temuli na misanvu gwonangukuwadde"twaala"
Oli mulungi olikijimuuza ..aaha
Gwelaba oli maazi agantukuuza aaha
Eeh on a daily eeh
Nzeno sikyebuzabuza ntumbila ngate love yempika aaha
Guuno omukwano gwoguusobola aha
Nze eyali akaluba omutima mama
Bwewajja wagukwata negugonda aaha
Now am feeling you allover my ma'
I found you Yes I found you olikisingaaa..
Kati kwata kwata kwata kwata byonambikuwadde "Kwata"
Omutima temuli na misanvu gwonangukuwadde"twaala"
kwata kwata kwata kwata byonambikuwadde "Kwata"
Omutima temuli na misanvu gwonangukuwadde"twaala"