📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Simanyi Oba ndibimala
Ebikuteganya obudde okukya aaah
Nkuzenga nga Omwana eyazingama
Nga buli antunulako bambi anenyinyala
Nali mutononyo kata nenkane echupa ya soda aah
Gwe mama wafuba nyo aah aah
Mbeere omwana eyegombwa aaah
Nali muto nyo ebimu byewakola sibijukira
Naye ngenda nebyo bakulu Bange abamu byebanyumiza
Hhhhjmmm
Sibyabulimba nze buli yandaba anjulira
NZE Mali mwana wamputu huuuuuuu
Atawuliriza
Simanyi Oba ndikwebaza ntya
Mama ndikwebaza ntyaa
Oli muzira gwembagamba
Simanyi Oba ndibimala
Ebikuteganya obudde okukya aaha eeh
Notula nokakana X2
Ebizibu byensi binyinza
Namaziga nengakaba
Naye bwenzijukira jetwava
Kindetela ogumanga
Bwenasoma sakulembela
Yadde kyakuluma tewankonjela
Wansabira nkole bwenfuna
Ela Ndi eno mu city ntoba
Njagala nkomewo nga nevuga
Mbeeko byekuletera
kukyalo tebantuma byalema aaa
Simanyi Oba ndikwebaza ntya
Mama ndikwebaza ntyaa
Oli muzira gwembagamba
Simanyi Oba ndibimala
Ebikuteganya obudde okukya aaha eeh
Notula nokakana X2