📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Intro
Omu tail Omu tail X 2
Challenger okubye omukira
Riton Kiki olina omukira
Abigten
International
Chrous
Naye katonda ffe abantu twakolaki
Nokwata embuzi nozziwa omukira
Nokwata endiga nozziwa omukira
"Naye ffe netubulako omukira "
Mmmhh naye nga twakolaki
Nokwata enkima nozziwa omukira
Nokwata akamyu nokawa omukira
"Naye ffe netubulako omukira "
Verse 1
Katonda yatonda ensi yewunyisa
Najjisamu ebintu nga bijjinyumisa
Omuntu azaala enkoko nebika
Osula mbikunta teyebika
Nawolovu buli luzaala ayabika
Gwe olina bana mu church tokika
Naye katonda bitonde byanjawulo
Buli kimu yakisawo mu style(style)
Kyenvudde nkutte oluppapula ne bilo(bilo)
Nkusomere ku bitonde ebyenjawulo(njawulo)
Wankima aliira munsiko(Nsiko)
Kamunye takola naye alya kunkoko(nkoko)
Chrous
Naye katonda ffe abantu twakolaki
Nokwata embuzi nozziwa omukira
Nokwata endiga nozziwa omukira
"Naye ffe netubulako omukira ''
Mmmhh naye nga twakolaki
Nokwata enkima nozziwa omukira
Nokwata akamyu nokawa omukira
" Naye ffe netubulako omukira"
Verse 2
Nange nali njagala omukira
Omunene ogulina ogwenkima
Naye nakakira nze nabulwa
Nina kabiiri kalinga ka kkapa
Eeeh na bakazi banzalawa
Mbu ne mmesse ensinga omukira
Era mbu nsirina kyensobola
From head ppaka down akuna kyempanika
Wadde tetugulina life tegana kunyuma
Selector tukubemu ko ku kigoma
Ffe nno abasajja tulinako wetugumira
Naye ate bukazi bwatu
Naye ate bukazi bwatu
Chrous
Naye katonda ffe abantu twakolaki
Nokwata embuzi nozziwa omukira
Nokwata endiga nozziwa omukira
"Naye ffe netubulako omukira"
Mmmhh naye nga twakolaki
Nokwata enkima nozziwa omukira
Nokwata akamyu nokawa omukira
"Naye ffe netubulako omukira "
Verse 3
Yankuba omukira" Omukira"
Amazzina negantama
Amazzina genayiga "Genayiga"
Gali gankima
Face to face back to back
Back to back face to face
Tuzina face to face back to back
Back to back and face to face
Kitufu ekyo man
Tuli babiira Riton, Bigten
In this tune we burn
Challenger Kiki on the beat you can
Kano tukubye hit ya mu tail
l love you God naye wanyima omu tail
Abaana be kawempe mulina omu tail
Eeehh tetulina mi tail
Aba Sudan bbo balina omu tail
Abaganda tebalina mu tail
Aba China oba balina omu tail
Mwe Shawusing tail
Outro
Naye katonda ffe abantu twakolaki
Challenger pro
Nokwata endiga nozziwa omukira
Naye ffe netubulako omukira