Buli Omu Akubwa - Omudilibada Wize

Buli Omu Akubwa

5.0 of 5 stars
2 votes

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Share this Song

Buli Omu Akubwa Lyrics

That guy

 smokes gajja

Kawala kagundi 

kanywa omwenge

So what?

This is my life

Hee tewelinja

 Buli omu akubwa

Jawulo wokubwa ovako 

Oba osigalako

Buli omu akubwa 

Jawulo wokubwa ovako

Oba osigalako

Ndi mukowu

Bye mujogerako

Mbiwulila

 ndi mukowu

Obutabanukula amagezi 

Mulina manji

Mugesigalize 

ngabanje mubwavu

Kyi olekerela akasekere kuliso dyo

Nolumbagana akali kuliso dyamuno

Mbu yadibade mugaga

Naye okubwa kwekuzi malawo

Okay gwe atakubwa

Ezizo kyi ekyizimalawo

Buli omu akubwa

Jawulo wokubwa 

Ovako oba osigalako

Buli omu akubwa 

Jawulo wokubwa 

Ovako Oba osigalako 

Abantu munsobera

Kye mwagala

Nikye mutagala

Nze kyambula

Mwagala zimenye

Okola zimenye

Nokudya

Nina edembe

Okudya okunywa

Choice yo okudya

Okunywa gwe kyoyagala

Esanyu ndifuna

Mu gaza

Esanyu olifuna

Mumbara

Tukuba egato

Woja nga otamide

Nga gwe wegayaza

Buli omu akubwa 

Jawulo wokubwa 

Ovako Oba osigalako 

Buli omu akubwa 

Jawulo wokubwa 

Ovako Oba osigalako 

This is my life 

Lem enjoy my life 

Please enjoy 

Your life 

In your style 

In your style 

In your style enjoy your life 

Life is short 

Yah know today 

Yah don't know tomorrow 

So lem enjoy my life 

Buli omu akubwa 

Jawulo wokubwa 

Ovako oba osigalako 

Buli omu akubwa 

Jawulo wokubwa 

ovako Oba osigalako 

Uncle pan dis one 

Omudilibada wize 

Ina dis one 

Yah nah like Mi

Mi nah like yah

Top Songs