📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Angella
Angella
Angella
Onumya mutima ate
Oyagala mpozzi nfe
Nkukubirako tokwaata
Kiki kyenakukola
Angella
Onumya mutima ate
Oyagala mpozzi nfe
Nkukubirako tokwaata
Kiki kyenakukola
Angella
Angella
Angella
Angella
Eeh
Mukwano twaalina munji
Naye wanelabira
Oba wakyuusa langi
Wali muwala mulunji
Nga nebw'okola ensobi
Ongamba manti
Nebwenakuyimbira
Obuyimba obunyuma
Nga toseka
Ng'ongamba kimu
Naawe lekka
Nali manyi nti
Gwe olibeera nange wano
Naye plan zo z'America
Jjukiramu
Jjukira Angella
Gwe wangamba nkwesige
Jjukiramu
Naye kati wakyuuka
Onumya mutima ate
Oyagala mpozzi nfe
Nkukubirako tokwaata
Kiki kyenakukola
Angella
Onumya mutima ate
Oyagala mpozzi nfe
Nkukubirako tokwaata
Kiki kyenakukola
Angella
Angella
Angella
Angella
Eeh
Ndaba totya
Ndaba totya
Nebwenkutiisatiisa
Nti njakuyiwa omusaayi
Ndaba tofaayo
Ndaba tofaayo
Omutima gwo
Nnyabo wagusiba ekikaali
Leero
Njagala leero nkubuulire
You the only one
In my heart
Nkulowooza
Every night and day
Ooh maama
Naawe laba
Bw'ondekka
Oba ondekedde ani
Maama
Kiki ky'otalaba
Buli omu namuleka
Kululwo
Onumya mutima ate
Oyagala mpozzi nfe
Nkukubirako tokwaata
Kiki kyenakukola
Angella
Onumya mutima ate
Oyagala mpozzi nfe
Nkukubirako tokwaata
Kiki kyenakukola
Angella
Angella
Angella
Angella
Eeh
[instrumental break]