📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Bukya nepanka ngudde mu love nga zinsanze
Bukya nedyaka nti nagumya omutima nga chimpanzee
Am a civilian kubulungi bwo ndikuba amajje
Nyanguye nkimanyi mpapye Nkyatule wabula oyase
Ohhnoo..
Buno obulamu bwo lyatoo... Nkwatira kunkasi
Tuseyeye mumukwano..ooh
Tujja kuseyeya Love yakuseyeya
You and I we go floo
Akukwatako nkubawo Ngolo ×2
Yayiga kimu kunyirira Yalungiwa nakamura
Munayuganda atalemwa
Agenda omutima okunafuwa
When I look at you I see memories ezijude omukwano
I dream portal to a new world
Yeye
Math nayiga to count on you
Yiga science enkuba yomutima
Mutima gugwo mwoba okalira
Nalimukyamu obutakumanya
Oli mulungi onfula anganzi
Nyongera Chance mbeere yo date iih
Your date iih
Yeye
Tujja kuseyeeya Love Yakuseyeeya
You and I we go flow
Akukwatako nkubawo Ngolo ×2