Code - Kim Apple

Code

5.0 of 5 stars
1 votes

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Share this Song

Code Lyrics

Intro

Balubalubalubalu babano 

Kim Apple wawano 

Babano ( Jackson on the beat ) 

Chorus 

Lwaki tonfuna… 

Nkanya kwetega, code tozibaka 

Ebaluwa 

mwenateka obubaka 

Wabusoma oba wasuula 

Ki  tonfuna

Nkanya kwetegga, code tozibaka

Ku radio nkuba ela nkutumila 

Kyoka gwe wefula atabilaba

Verse 1

Nsonyiwa okukutawanyanga 

Mba kungamba ebyo byenfeelinga 

Kale gwani abeela anzunza 

Nebigambo  binema okwatula 

Kale mbulila 

Wemba nkuswaza mukwano mbulia 

Onsindika eli bwenkusembelela 

Ye lwaki mukwano ondajanya 

Buno obulumi bwange bbwa

Call 9 1 1  ntaasa

Nja gwakwagala emyaka byaasa 

Oohh  ntasa 

Chorus 

Verse 2

Nteka mutima gwo 

Teli kwejusa kuba ndiba wuwo 

Awo kubali nga kasawoko 

Lwolwadde nga nze musawo wo  

ahhaa 

Babe girl can’t u see 

Onkubiza zi andasi 

Eyali yeyita omujasi 

Ontande wansi 

Buno obulumi bwange bbwa

Call 9 1 1  ntaasa

Nja gwakwagala emyaka byaasa 

Oohh  ntasa 

Chrous

Babe girl can’t u see 

Onkubiza zi andasi 

Eyali yeyita omujasi 

Ontande wansi 

Buno obulumi bwange bbwa

Call 9 1 1  ntaasa

Nja gwakwagala emyaka byaasa 

Oohh  ntasa 

Top Songs