Asaana Kwebaza - Mwesigwa Cyrus

Asaana Kwebaza

0.0 of 5 stars
0 votes
  • 0
  • 0

Prefer Howwe on Google


Howwe Ad

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Share this Song
Howwe Ad

Asaana Kwebaza Lyrics

VERSE 1

Asana kwebaza Mukama

Asana kwebaza kwebyo by'akkoze

Owaffe wa kitiibwa nnyo

Owaffe wa muwendo

By'akoze binene eri ffe

By'akoze bikulu nnyo

Atuwadde n'ensimbi

Atuwadde n'abaana

CHORUS

Asana kwebaza Mukama

Asana kwebaza olwebyo by'akoze

Asana kwebaza Mukama (Asaana kwebaza...)

Asana kwebaza olwebyo by'akoze (Asaana kwebaza ssebo)

Olwebyo byona byokozze bilabibwako

Wuli Eli jewanzijja nonyamba nenyonyi nzilinye nze

Kale laba, ffe abali abavu, ensimbi tubala eno

VERSE 2

Toba munnange nnyo

Gano obadde ogalaba

Toba munnange nnyo

Gano obadde ogalaba eh

By'akoze binene Taata waffe

By'akola bikulu nnyo

Atuwadde emikisa Taata

Webale, webale

Otuwadde nemikwano taata

Webale, webale

CHORUS

BRIDGE

Bamuwaangula, bamuwaangula, bamuwaangula Setaani bamuwaangula

Bamuwaangula, bamuwaangula, bamuwaangula Setaani bamuwaangula

Bamuwaangula, bamuwaangula, bamuwaangula Setaani bamuwaangula

Bamuwaangula, bamuwaangula, bamuwaangula Setaani bamuwaangula

OUTRO

Yesu nkwebazza kubanga ompanilila bulijjo

Abaana notuwa nefizzi nosasula nsimye nsimye

Nsimye nyo

NSimye, nsimye, kwebyo byokozze

CHORUS

Top Songs