📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Stanza 1
Bino ebitetimba ku kyenyi
Tebikumalawo newenyiwa ensi etyo bweri
Mu bazira kituufu gwe mwoli nnyabo
Ensi nebwekyuuse naabo bozaala, Gwe wooli
Sikupima kwabo
Kuba nebyotatunyeze nkumu
Ebyo ebikunyiga nomwenya
Tebikumenye nedda
Osigadde bwotyo paka, Lubereraaaa..
Oli kyamuwendo nnyabo
Chorus
Ofuna ngayo akadde nosanyukamu omwenye (era kale)
Byowese bingi nkulaba wumuzamu olabe (uuuuuuh era kale)
Bulamu kyamuwendo tewekuba njawulo kimanye (era kale)
mm ofunangayo akadde nosangukamu omwenye (uuuuuuuh era kale)

Stanza 2
Bwayogera nti ate ayomba nnyo!
Bwasirika muli bimunyiga nnyo!
Banenyezebwa bingi wama!
Nebaguma olwamabujje nembeera!
Kisaanye tumanye byebayitamu
Begumya tebalaga ku ngulu
Kirabo okuva ewa Katonda (a)bakyaala Mukama bongere paka
Mukama bongere paka
Chorus
Ofuna ngayo akadde nosanyukamu omwenye (era kale)
Byowese bingi nkulaba wumuzamu olabe (uuuuuuh era kale)
Bulamu kyamuwendo tewekuba njawulo kimanye (era kale)
mm ofunangayo akadde nosangukamu omwenye (uuuuuuuh era kale)
Ofuna ngayo akadde nosanyukamu omwenye (era kale)
Byowese bingi nkulaba wumuzamu olabe (uuuuuuh era kale)
Bulamu kyamuwendo tewekuba njawulo kimanye (era kale)
mm ofunangayo akadde nosangukamu omwenye (uuuuuuuh era kale)
Outro
mmmmmmmhhhhhhhh
Era Kale