Abajonkezi - Laf hour

Abajonkezi

5.0 of 5 stars
1 votes

Prefer Howwe on Google


Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Share this Song

Abajonkezi Lyrics

INTRO

BOREGA

GADAFI PRO

Nabadde wange wenkasiiba mubwekawungezi

Nga bwomanyi eno jenkolera

Owen najja bwatyo nangamba nti owaaye biino wabirabye nti

Omusajja takumanyi

Ku ndongo jotukubye

Nga alina enyike kiluma

Wenawulide ebyo nembaka guitar konze kanbiteke mu ganda

Waliba atudde nampuliriza alitegera byensomesa

Chorus

Abajonkezi mwesonyiwe omulimu gwange 

Silina musango gwenaza kutumbula talanta yange

Abajonkezi mwesonyiwe akalimu kange 

Silina musango gwenaza abikola katonda wange x1

Verse

Aaaah abantu

Etafali lyokutte ndyetaga odizimbisa enyumba tolinkubisa

Yee bwonyamba ki kyovako ku tik tok bwompa ka like oba ompanika

Nkolerela baana bange

Nkolerela bantu bange

Kati gwe bwojja nonyononera erinnya oba onzika

Chorus

Abajonkezi mwesonyiwe omulimu gwange 

Silina musango gwenaza kutumbula talanta yange

Abajonkezi mwesonyiwe akalimu kange 

Silina musango gwenaza abikola katonda wange x 1

Abajonkera gadafi pro wange talina musango gweyaza akuba mubali gwoka

Abajonkezi mwesonyiwe kiki rodgers talina musango gweyaza bambi kisajja kyattu

Prezdo ,owen promoter wamu ne mununuzi ,urban musajja wange

Ebyo bisajja byange

Ba deejay bange bekolera mirimu gyabwe wamma mwekolere bk ,katumba ,crais ,fadio eyamalayo ne shaki , kisajja kyange ekyo ki big ,pasha lati 

Maama wange maama wange talina musango wowowo

Abajonkezi mwesonyiwe omulimu gwange 

Silina musango gwenaza kutumbula talanta yange

Abajonkezi mwesonyiwe akalimu kange 

Silina musango gwenaza abikola katonda wange

Top Songs