📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Yeah... A Rich Kayton... Aunt's Boy... (Shhh)
Thank you Lord... TBG! (Prrrr)
[HOOK
Ampadde antadde, Mukama ampadde antadde (Eh!)
Byonna by'ompadde, Gwe ampadde antadde (Prrrr)
Nali nsuula, naye ampadde antadde
Now I'm shining, Mukama ampadde antadde!
Ampadde antadde, Yesu ampadde antadde (Yeah!)
Nali mu dust, nze ampadde antadde (Yeah!)
Bali banyuma, nze ampadde antadde
Mukama ampadde antadde!
[VERSE 1
Yeah, drip nga Fameica but praise nga choir
Nali mu kizikiza, now I'm on fire
Bali bankyawa, they wanted me expire
Naye Mukama n'agamba "my son go higher!"
Swag ya ku street, but soul ya ku cross
Nali ngudde mu game, nali mu loss
Ne nkusaba Taata, n'ompa sauce
Ne log drum bwe ekuba, nze mpa God applause
[HOOK
Ampadde antadde, Mukama ampadde antadde (Ampadde!)
Byonna by'ompadde, Gwe ampadde antadde (Antadde!)
Nali nsuula, naye ampadde antadde (Yeah yeah!)
Now I'm shining, Mukama ampadde antadde!
[VERSE 2
Ooh yeah, Sheebah? No, this is Jesus!
Bw'oyita mu life, no stress, no squeezes
Buli kye nkwata, kati ki blessings
From zero to hero, see my new seasons!
Abalala bampa "Aunt's Boy toli serious"
Naye Mukama ampa voice, nze nali curious
Kati beat bwe ekuba, ndabamu glorious
Nze mpise mu trials, naye now victorious!
[BRIDGE
Shhh... ampadde... (antadde)
Byonna ebirungi... (antadde)
Sikyasaba bingi... (antadde)
Kubanga ampadde antadde...
If not you Lord, ani yandimpadde? (Prrrr)
If not you Jesus, ani yandinsitudde? (Yeah!)
Webale Mukama, webale Taata
Ampadde antadde!
[FINAL HOOK
Ampadde antadde! (Eh!) Ampadde antadde! (Eh!)
Mukama ampadde antadde! (Eh!) Ampadde antadde!
Byonna by'ompadde! (Yeah!) Ampadde antadde!
Mukama ampadde antadde!
[OUTRO
A Rich Kayton... Aunt's Boy... Thank you Lord...
TBG! Prrrr... Boom! Ampadde antadde!