📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Eyo Artan!
Ow'omukwano yeggwe machete jennesiga nnumbe
N'abakumatira enkumu colour si risky abo lumbe
Manya nti wotoli kale kuba kulaluka ayi bambe
Mpita di Handsome Spartan big boss ah! Kiyimba bwenkikwata nenkikuba like a master
Eriam Vold iih! N'akikuba Plaster manya nti wotoli baby iiih!
Manya nti wotoli kusika miguwa mba nga atudde mukunywa kwenca
Bulamu wotoli kusika miguwa misana kiro mba nga ali okuyiriba
[Mar-yam iih! Laa tadh-habi din tayaari
Njagala okimanye nti nze oli, gw'otalibuuza nti ate yenze ani
(Don't worry I got you!)
My mummy,
I wanna be your da_daddy
Nga gwe wife nze husband iih!
Tuzaale abaana you and me]
Mbadde ndi eno nga nninda essawa baby nga ndaba teziwera
Olw'omukwanogwo omunji gwondaga munnange nga ndi eno nnewera
Nkusuubiza I swear I go make money
I got only you tombuuza how many
Ndi tailor leka nkutungire ggomesi
Sirina range rover saatuuka campus
(Eriam vold ih!)
Nze kankutwalire mmange kutange jajjange mbalage omulunji kaalaala
Leka nkuwe omukwano omukwaafu my baby sikulaba nga otaayaaya
Nti mukizikiza wabeerawo tewandeka baby nonjakira nga ettaala
Abaali bawoza it will end in tears amaaso negabatangaala
[Mar-yam iih! Laa tadh-habi din tayaari
Njagala okimanye nti nze oli, gw'otalibuuza nti ate yenze ani
My mummy,
I wanna be your da_daddy
Nga gwe wife nze husband iih!
Tuzaale abaana you and me]
Kintiisa ka message eno okukasukuma nekatafunayo ka sight
Tell your maama leero toli wakusulayo ntinno ogenda mu overnight
I go play you like a netball
Bwekirigaana amanyi ndigasaka mumasogo
Onzirusa mbirombiro, ate okimanyi nawe obuzibu bulunjibwo
Kati kati, omutima ogulyeebulamu wakati
Iyee, ka minute kamu kati
Nze kammala to make you my target
Gwe tuula mukatebe
Nkusuubiza toligwa mukateebe
Mupiira mukatimba leka nguteebe
Okubuuza mu love yaffe teebe
For sure, I swear you are my future baby
Baby you know me everyday I do think of you my lover
Never get tired of me coz you know everyday you are my key holder (sing it)
Ever to be your lover not one time to make you lose your life
Do it the same my maama baby do it the same muwala
[Mar-yam iih! Laa tadh-habi din tayaari
Njagala okimanye nti nze oli, gw'otalibuuza nti ate yenze ani
My mummy,
I wanna be your da_daddy
Nga gwe wife nze husband iih!
Tuzaale abaana you and me]
Tonta! Master! Plaster!