📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
A Pretty, A Pretty Banks on another one
Waguan
Bassboi
Oba love yo enzita y'emanyi
Kasita ndifa ndowooza ku gwe oh honey
Ogenda ne nkubakuba obufaananyi
Ku kye mpulira baby you're meant for me
Nze mmanyi okusiita
Ng'olwo nga mbuliddwa love we ngiteeka
Njagala love yo ku kakeeka
Love bw'abula amaaso gamanyi okumyuka
Bwentyo (Bwentyo)
Munnange bwentyo
Ssi kyejo love bw'etyo (bw'etyo)
Bwe njagala omuntu bwentyo, bwentyo
Bwentyo (Bwentyo)
Munnange bwentyo
Ssi kyejo love bw'etyo (bw'etyo)
Bwe njagala omuntu bwentyo, bwentyo
Mmanyi n'okukaaba ku musaayi
Bw'olwawo okuteekako ka reply
Nze njagala nnyo no deny
Kuba ndi mwagazi siri mukyayi
Bwe nkugamba no ntegeeza yes yes
Bwe nnyiiga mba missinga your presence
Bwe ntabuka manya nti you're loveless
Nkuba mulanga okukusaba oyongeze pace
Bwe tuyomba ne nkugamba nkukyaye tokitwala bw'otyo
Gwe nkukubira amasimu amangimangi dear
Naye ku balala ssi bwentyo
Nze kino kye mpulira munda muli mwoto
Obuzibu bwo bae tonva mu birooto
Eby'ejjo byawedde aah ah biveeko
Love yo nkumu nkuleetedde kwako
Bwentyo (Bwentyo)
Munnange bwentyo
Ssi kyejo love bw'etyo (bw'etyo)
Bwe njagala omuntu bwentyo, bwentyo
Bwentyo (Bwentyo)
Munnange bwentyo
Ssi kyejo love bw'etyo (bw'etyo)
Bwe njagala omuntu bwentyo, bwentyo
Oba love yo enzita y'emanyi
Kasita ndifa ndowooza ku gwe oh honey
Ogenda ne nkubakuba obufaananyi
Ku kye mpulira baby you're meant for me
Bwe nkugamba no ntegeeza yes yes
Bwe nnyiiga mba missinga your presence
Bwe ntabuka manya nti you're loveless
Nkuba mulanga okukusaba oyongeze pace
Bwe tuyomba ne nkugamba nkukyaye tokitwala bw'otyo
Gwe nkukubira amasimu amangimangi dear
Naye ku balala ssi bwentyo
Nze kino kye mpulira munda muli mwoto
Obuzibu bwo bae tonva mu birooto
Ebyejo byawedde aah ah biveeko
Love yo nkumu nkuleetedde kwako
Bwentyo (Bwentyo)
Munnange bwentyo
Ssi kyejo love bw'etyo (bw'etyo)
Bwe njagala omuntu bwentyo, bwentyo
Bwentyo (Bwentyo)
Munnange bwentyo
Ssi kyejo love bw'etyo (bw'etyo)
Bwe njagala omuntu bwentyo, bwentyo, ooh