Kyekunkuna - Canaan Gents Ft Kenneth Mugabi

Kyekunkuna

4.4 of 5 stars
25 votes

Share this Song

Kyekunkuna Lyrics

Annemye Annemye (whoooo) annemyeNkunkuna bwoomu bwa nnamuniginaMpwangali ng'embwa esudde ecilumaEmkampa ziwoggana mu bbaafuAnanjolezaako awuunaEnsowera zakyadde ewaka lwa kawoowo ka nkampaEmmere afumba esiridde ( Esiridde)oluusi ekona awuuna ( Yii Kika buka)Nkolentya obwoomu ( Nkolentya) nkolentyaKyekunkuna malijja ekiliga ooh malijjakiliga ekito malijjakyewaatira , kyefuumbirakiliga ekito malijja (malijja) kyewaatira (kyewaatira) , kyefuumbira (kyefumbira)aaah mmm Munyambe Amaka ooh gayiikaNyinimu waatali ebikere biteemba enjuKuluno bitembye nyinimu yeebaseEmmese tezikyalina kutya (yarabi zeetala)zeetala ne kkapa nge'etunulaamaviivi galwaanila ebifo (ammanyi gampedde)mbutuufu amaviivi galwaanila ebifo ( nkolentya banange)Gwennina anyumirwa kweebaza eyazzimbaNze gwennina (ayiwa endusu) anyumirwa kweebaka (aah misana ttuku)Nkolentya obwoomu nkolentyaNkolentya obwoomu kanfuneyo omulalaKyekunkuna malijja ekiliga ekito malijjakiliga kito malijjakyewaatira , kyefuumbiraekiliga ekito malijjakiliga kito malijjakiliga kito malijjakyewaatira , kyefuumbira walaalaamunyambe, ooh omukyaala tafumba ooh ansobedde oohooh nze ndabye nze. oohGuma bijja tteleela (tamanyi kufumba)Guma bijja teleela (afuumba esilidde)Guma bijja teleela ( aah mpaayo omulala) omutoonzi ajja teleeza(tamanyi kufumba)Guma bijja teleela ( tamanyi kuwaata)Guma bijja teleela (afumba esilidde) Guma bijja teleela ensinga muzigonjoole ajja teleeza (aah mpaayo omulala)Guma bijja teleelaaa

Top Songs

Kagwirawo