Guma - Liam VoiceBoy

Guma

4.6 of 5 stars
632 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Guma Lyrics

Remember back in the days my babe
Ng’emitima gikuba kimu hmmm
Mu nzikiza ne mu kitangala
Nga tuli omu tussa kimu
Jjukira baatukuba ne tattoo
Wasembera n’otega n’okutu
Akaama nakakkuba I’m loving you
Era naawe otyo n’onziramu
Waŋŋamba nze gw’oyagala
Abalala babi bali malala
Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala
Bw’ondeka n’ogenda n’abalala
Kati onsudde mu nnyanja y’amaziga
Bwe liba ssomo baby mmaze okuyiga
Ne bw’oyagala mbe omusumba oba omuniga
Ngya kukikola baby mmaze okuyiga

Mutima gwange guma ah
Bwe buyimba bwe nnyimba buli kumakya
Mutima gwange guma ah
No No No
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma

Bwe wagenda kwali kufa munnange
Kikangabwa nga kyajjula ewange
Gw’eyali munnange
Mbeewo ntya nga sirina asuuta?
Kiba kigambo omutali letter
N’ebyokunaabako nga tewali akuuta
Nabyo era bitama nsaba mponya ennyonta
Kati onsudde mu nnyanja y’amaziga
Bwe liba ssomo baby mmaze okuyiga
Ne bw’oyagala mbe omusumba oba omuniga
Ngya kukikola baby mmaze okuyiga

Mutima gwange guma ah
Bwe buyimba bwe nnyimba buli kumakya
Mutima gwange guma ah
No No No
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma
Mutima gwange guma
Waliyo alikwagala guma

Jjukira baatukuba ne tattoo
Wasembera n’otega n’okutu
Akaama nakakkuba I’m loving you
Era naawe otyo n’onziramu
Waŋŋamba nze gw’oyagala
Abalala babi bali malala
Lugoye lwaffe olweru osuddemu amabala
Bw’ondeka n’ogenda n’abalala

Top Songs

Kagwirawo