Kuva Butto - Emmason Walker Engines

Kuva Butto

5.0 of 5 stars
22 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kuva Butto Lyrics

Intro

Make make make them fear.

Emmason Walker Engines, Kaysam problem.

Wandoga naye mama webale eh!

Nakola binji nfube nkuwangule eh!

Nsanze bangi naye atte balemwa aahaa!

Nkizude teri akwenkana.

Chorus

Kuva Butto nga nkwegomba

Neera nkyakwegomba

Nakati nze nkwetaaga

Simanyi oba onetaaga X2

Verse one

Honey mbulira kyondoworeza, nsaba nesiga tombusabusa.

Obulungibwo bwakika. Ontunulako bwoseka. Onanumya mirundi emeka? Nsonyiwa sikuba mpaka. Lwaki ondaba nga muyekera? Nze atesibye bikompola. Nsaba mpisa mumitendera. Nze ngoba kimu kuwangula ayih!

Chorus

Kuva Butto nga nkwegomba

Neera nkyakwegomba

Nakati nze nkwetaaga

Simanyi oba onetaaga X2

Verse two

Nkwatibwa ekisa baby netegereza, ensonga ngondeza naawe nsaba nsembeza eh! Onumiza eyakuwa yebale eh! Kitalo nti abalungi bwemutyo aaaaah! Nzuuno nzita gwe wetale eeeeehhhh! Kitawe sikusaana babuwe!

Chorus

Kuva Butto nga nkwegomba

Neera nkyakwegomba

Nakati nze nkwetaaga

Simanyi oba onetaaga X2

Verse three

Onfude sumbuusa agude okuva ku meeza. Oyagala nfuke loser mukwano nsaba tonswaaza. Obulungibwo bwakika. Ontunulako bwoseka. Onanumya mirundi emeka? Nsonyiwa sikuba mpaka.

Kiriza ompeyo akakisa nkimanyi onjooga lwakuba mpangisa. Nkulaba kirabika onjala lwakuba oswaala ondaba mbatisa!

Chorus

Kuva Butto nga nkwegomba

Neera nkyakwegomba

Nakati nze nkwetaaga

Simanyi oba onetaaga X2

Outro

Obulungibwo bwakika, ontunulako bwoseka. Onanumya mirundi emeka? Nsonyiwa sikuba mpaka.

Top Songs

MSport