Omwoyo - Liam Voice

Omwoyo

Lotto
4.4 of 5 stars
641 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Lotto
Share this Song

Omwoyo Lyrics

Hello!
Yogera mpulire
Voice boy wo nyize nkukubire
Nganjagala edobozi lyo mpulire
Omutima gunumye
Kinfukamiza nekumakya nsabire
Omutima gwo gwolina gugume
Buli ekikuteganya okimale.
Kuba manyi bikawu jobera
Baby manyi obalaba
Abansinga okunyirira bo obalaba
Bakulaze amakula nga bakulaga byesilina
Nsubiza bwendiba nzikoze
Nze njagala amaziga go ngakaze
kulwebiloto byo ndibanga

Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira

Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira

Yeyeye, Ntya mukwano gwenina kusasana
Nfuba nkusanyise obe nga ojagana
Yensonga lwaki njayana
Manyi ensobi nina sigwanide
Omukwano gwo omunji gwompade
kyenebuza nze ani gwolonze
Nze ani

Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira

Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira

Kinfukamiza nekumakya nsabire
Omutima gwo guwulira gugume,
Buli ekikuteganya okimale
Manyi ensobi nina sigwanide
Omukwano gwo omunji gwompade
kyenebuza nze ani gwolonze
Nze ani

Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
Gulisigala gukulwanira

Manyi nti
Omwoyo gulisigala gukulwanira
Nebwendiba ensi njisibula
gulisigala gukulwanira

Lotto

Top Songs

Lotto
MSport