Love Olinonya - Liam Voice

Love Olinonya

4.3 of 5 stars
668 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Love Olinonya Lyrics

Warren is a Professor
(Olinnoonya)
Cloud Africa
(Hmmm)

Nze nali omu nti
Nga nabulwa essanyu
Wandaga love
N’onondayo ooh, eh yeah
Mu mutima gwange
Nayiga okwagala
N’obwongo bwange
N’obukakasa nti oli wa mbala
Kati ondese mu bbanga
Ontadde mabega ndi mu bag
N’ennyanja y’omukwano mu jug
Mw’ontadde baby nga ndaaga
Buno obulumi mbukooye

Leka ŋŋende love olinnoonya
Olinnoonya
Love olinnoonya, aah no no
Leka ntawaakale love olinnoonya
Olinnoonya
Love olinnoonya aah no no

Hmmm yeah yeah
Ompadde divorce
N’abanjagala bakoze loss
Oliddemu miwuula osudde bikuusi
Yiiii!! wo wo!
Hmmm hmmm hmmm!
Mpulira gusinze nze
Okujja mu bwakabaka bwo
N’onsiba engule ya sseŋŋenge, ah no
Bw’oba okitadde lwa ssente
Leka ŋŋende nkole bwe ndiba nfunye ssente

Leka ŋŋende love olinnoonya
Olinnoonya
Love olinnoonya, (kaŋŋende love olinnoonya)
Leka ntawaakale love olinnoonya
Olinnoonya
Love olinnoonya (leka ŋŋende love olinnoonya)

Nze nali omu nti
Nga nabulwa essanyu
Wandaga love
N’onondayo ooh, eh yeah
Mu mutima gwange
Nayiga okwagala
N’obwongo bwange
N’obukakasa nti oli wa mbala
Kati ondese mu bbanga
Ontadde mabega ndi mu bag
N’ennyanja y’omukwano mu jug
Mw’ontadde baby nga ndaaga
Buno obulumi mbukooye

Kantawankane love olinnoonya
Kaŋŋende love olinnoonya
Kaŋŋende love olinnoonya
Kabejja

Top Songs

Kagwirawo