📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Uuhh!!!!!!!!
Nkuyita nsingo biseera,wama gwe onfude omuleera.
Bumini skirt bwosabula,manya bumanya bulamu bwokabala eno.,Nabuli kigere kyotambula mpuliranga mutima gwowalula
Wanyinyika mu ddagala wanjoola bigere byona sikya palala
Ekyanazima nkwagala nabakukwaana batwaale njabala,nga ate bwenjagala obuwoomi nkkira aliira ku lulagala
Nina love nga yaddala nagyisiba muggugu era teriwandagala
Nkulabira Waka mbirooto ontokosa tokosa ng'omuto mu buttokoso
I love the way you winde your kiwato bwotyo yegwe eyanzigyamu embeera zekyaalo nga lutalo bikole bwotyo ssinasanga bwezigoolo
Eehh
Tolegeza,ndi mugumu okukkuumira omukwano gwaffe guno mpaka mu bukadde.
Nja kukaddiwa,nja kukaddiwa naawe
Nemigingo gyitwewete nzikolenga naawe. Entondo
Njakukooto nja kukootakoota naawe n'emugingo gyitwewete entondo nzikolenga naawe Eehh
Nkusuubiza tulikadiwa naye love eyaffe tekaddiwa,
Balitwogerera we don't give a dum me and you anyway
Nkimanyi tujja ku zukuzza abazukulu akaliba Baja kkulula
Wama baby gwempita king ahh nze bwempitaba yes my queen gwe mulwade kati yenze quinine wamponya embeera z'ebiseera biri Eehh!
Oli omu antude mu bwongo love tonseera mpa mu kkilo
You're so beautiful like an angel NE gyogenda I will go follow
Ssi kwekoza binyumira,Nina love eri eyedda
Ssikwekoza binyumira wafunye love eri eyedda
Nja kukaddiwa nja kukaddiwa naawe n'emugingo gyitwewete nzikolenga naawe entondo
Njakukooto nja kukootakoota naawe n'emugingo gyitwewete entondo nzikolenga naawe Eehh
Njakukola nga ssiweera,ndabirira omu abasinga z'ebiseera
Nebwoliba owedde kumpala ndisgala nyabo kale njagala
Nga n'abawala abalala nagobera Wala sikyayagala
Ndi katono kugwe ngejja gejja nebwendaba akukwaana nsobola okulwaana sirina maanyi naye nsonda sonda nkuuma love yaffe mpaka mubukade.
Mubukade
Nja kukaddiwa nja kukaddiwa naawe, n'emugingo gyitwewete nzikolenga naawe, entondo
Njakukooto nja kukootakoota naawe, n'emugingo gyitwewete entondo nzikolenga naawe Eehh
Bampise wilber k, Benson,saafi records.