Oliwa - Aroma

Oliwa

Lotto
4.5 of 5 stars
302 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Oliwa Lyrics

Aroma... crouch

Love yemeze obubakobako

Enkutte n'embugubugu enjaze ku lujjo

Enkutte butaaba nga padlock endiko enkulukuta nga mazzi ku ko

Ondi ku lusebenju lw'enkoona 

Onkutte mu kawompo mu nsonda 

Ku mutima onkalambala ssanja 

Nga azaala luberye onjoyesa ga byenda

Nze gira omale ekiwejowejo kuba obusana ffe eno bwa kekwa 

Obuyuba kendo! Nobudde buntamye

Oliwa! Omugogofu Ndibasa oliwa?

Ekilove tekiyiika mu ttaka kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka, Oliwa?

Wanduka kalannami wansona njulu

Oli mazzi ga nsuwa nga akaloosa kagawomya 

Onjoyesa oluwombo lw'empafu 

Era love bweeba manda ndera nneme osiriila

Wamera mera bukookowe

Ontudde ku juba ombwatula nga enje 

Mu mutima wakukula nyenje 

Oli muli musaayi gwange mwewakajala ompaga, N'obudde buntamye oliwa!? 

This is reality

Mpuliramu insanity

Tonzija mu target

Ah wah me say

Ombalireko mu wallet 

Tonzija mu budget

Ndi kya bugagga asset 

Me ah say 

Love yemeze obubakobako

Enkutte n'embugubugu enjaze ku lujjo

Nze gira omale ekiwejowejo kuba obusana ffe eno bwa kekwa obuyuba kendo, nze n'ebirooto bintamye Oliwa?

Top Songs

MSport