Kansalewo - Sheebah Karungi

Kansalewo

4.4 of 5 stars
820 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Kansalewo Lyrics

Intro
Kansalewo nga bukyalaba (Whaat)
Obudde nga bukyalaba (Sound it)
Ssikomelerwa ku musalaba (X on the Beat)

Verse 1
Ntandise okukemebwa, baibe
Nakulinze where you are? eh
Kimanye ndi muntu nange nsobya
Era tonenya bwennemwa
Kuba enjala eno efuuse enjala
Kukitaggweewo nti oba obulwe engaba
Bwembigatta bingi bimpabya
Ndaba nga omukwano ogwokukaka
Tompa budde, meeting zafuuka zi meetingi (whaat)
Gwe andaluddeee, era kati ngenda ku dinner dating

Chorus
Kansalewo nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Ssikomelerwa ku musalaba
Obudde nga bukyalaba
Kampitemu nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Love yokusika ddibaaa
Ssikomelerwa ku musalaba

Verse 2
Nze atali mbuzi kumuguwa gwo
Nta ntayayee (what)
Tebakumpimaako kyekisooka
Wazanya bubi nyo nogukyuusa
Nali wuwo mubuliwoo (mbuliwo, mbuliwo)
Azikiza omuliroo (muliro muliro)
Nga ndiwo buliwo hee eehh hmmm
Ttompa budde, meetingi zafuuka zi meetingi
Gwe andaluddee, era kati ngenda ku dinner dating

Chorus
Kansalewo nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Ssikomelerwa ku musalaba
Obudde nga bukyalaba
Kampitemu nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Love yokusika ddibaaa
Ssikomelerwa ku musalaba

Outro
Ntandise okukemebwa, baibe
Nakulinze where you are? eh
Kimanye ndi muntu nange nsobya
Era tonenya bwennemwa
Nze atali mbuzi kumuguwa gwo
Nta ntayayee (what)
Tebakumpimaako kyekisooka
Wazanyya bubi nyo nogukyuusa
Ttompa budde, meetingi zafuuka zi meetingi
Gwe andaluddee, era kati ngenda ku dinner dating

Chorus
Kansalewo nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Ssikomelerwa ku musalaba
Obudde nga bukyalaba
Kampitemu nga bukyalaba
Obudde nga bukyalaba
Love yokusika ddibaaa
Ssikomelerwa ku musalaba

Nali wuwo mubuliwoo (mbuliwo, mbuliwo)
Azikiza omuliroo (muliro muliro)
Nga ndiwo buliwo hee eehh hmmm

Top Songs

Kagwirawo