Wakyuka - Grace Khan

Wakyuka

3.3 of 5 stars
6 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Wakyuka Lyrics

Twatandika tetulina bwetuli

Netufuuka ba mikwano 

Nontegera era nange nenkutegera ah

Wanwaniriranga wanyiga bwebanvumanga eh

Bwenabanga mpeddemu esuubi 

Wangumyanga 

Dala kiki ekikutuusiza okwerabira enyo

Nakolakiii otuuke okumpisa ngeensolo

Yandibadde omulala naatabagwe

Mubyona byetwesubiza 

Yadde nkimanyi byagwawo nkimanyi

Sibwootyo bwewali neebuza 

Dala omutuufu ye gwe

Oba mulala gwendaba

Yade ebya love byagwawo

Naye tukyali ba mukwano 

Nga wakyuukanyo munange 

Mazima ontiisa nokusanga

Naamaziga genkaaba Eno

Gwe wagatandika

Ekyokukwagala 

Ekyo nali nakikola namutimaa

Omanyi byetwakolanga 

Nabuli kimu kyetwanyumyanga

Naye bakiriza nti 

Wandiba wagenda 

Nenkita nensigaza buntu bulamu 

Eeehhh eeehhh 

Abakuwa amagezi 

Bakuwa butwa

(Bakuwa butwa mungange)

Tewali bwotyo (tewali bwootyo)

Jukira

Wali tomanyi kukomboza ngambo

Wali tomanyi kuyomba yomba

Nga basobaganye gwobatereza

wayiga nokulwana

Dala kiki naye eeeeeeeee

Dala omutuufu ye gwe

Oba mulala gwendaba

(Oba mulala gwe ndaba)

Yade ebya love byagwawo

Naye tukyali ba mukwano 

Nga wakyuukanyo munange 

Mazima ontiisa nokusanga

Naamaziga genkaaba Eno

Gwe wagatandika

Top Songs

MSport