Tukole - Pillars Choir

Tukole

5.0 of 5 stars
3 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Tukole Lyrics

Yatusa muns(i)  era tulin(o) omusinza tulin(a) Okola ekyatutonderwa haa yalekka batume luli nga (a)genda bakol(e) omulimu wonna gubunne mugende Munsi zonna mubabulire natumy(e)  omukulu tamagamaga olinyumya ki mumaaso ga Katonda bwogaan(a) okubaako kyokola. 

         CHORUS 

                          Tukole omulimu mukama gwe yatutuma kuba yatwesig(a)  okugukola ng(a) omuwanik(a) omulunji olisoma mbalirirayo mumaaso ga Mukama (ob_a)  olinyumya nga muddu nga muddu ol(i) eyaziika talanta mutaka ebyamubaako nkakasa wabimanya Naye nkusa beera muddu mwesigwa . X2

 Wanno munsi yegwe mubaka gwe ambassada okuv(a) ewakatonda olik(o) ekitibwa kyegulu ekyegulu era tokizanyisa abamunoonya balage (e)kubbo togenda wal(a) olina nabalirwana babulire (e)bigambo byobulokozi bawon(e) obusungu bwa Katonda. 

         CHORUS 

                          Tukole omulimu mukama gwe yatutuma kuba yatwesig(a)  okugukola ng(a) omuwanik(a) omulunji olisoma mbalirirayo mumaaso ga Mukama (ob_a)  olinyumya nga muddu nga muddu ol(i) eyaziika talanta mutaka ebyamubaako nkakasa wabimanya Naye nkusa beera muddu mwesigwa X2

Yatusa muns(i)  era tulin(o) omusinza tulin(a) Okola ekyatutonderwa haa yalekka batume luli nga (a)genda bakol(e) omulimu wonna gubunne mugende Munsi zonna mubabulire natumy(e)  omukulu tamagamaga olinyumya ki mumaaso ga Katonda bwogaan(a) okubaako kyokola. 

olinyumya ki mumaaso ga Katonda bwogaan(a) okubaako kyokola.X3 

Top Songs

MSport