Munda Muli - Buzy Bwoy Officio

Munda Muli

5.0 of 5 stars
1 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Munda Muli Lyrics

[Intro]

Oooh uuuuh uuuh! Rickton Vybah.

Buzy Bwoy Officio yeah!

Butty bang-bang SANI MEDIA

A.N.G, Home Bwoy

[Verse 1]

Buli kiro, mu tulo, nkulaba mu bilooto

Nkulowoozako kumakya, nga sinabye ku maaso.

Ate ekiro nga buzibye, mu masuka Munda Eno.

Nkwetaga nyo Gwe matala, Gwe omulikiza Eno.

Wafuuka malaika, tomanyi kulumya.

Gal yo ma best friend, Gwe omanyi ebinuma.

Nanti Wafuuka malaika, tomanyi kulumya.

Gal, yo ma best friend, yo ma best friend.

[Chorus]

"Muli gundi Muli, Munda gundi Muli

Muli omukwano guli, Munda gundi Muli

Muli Muli, Munda gundi Muli

Muli omukwano guli, Munda gundi Muli.

Muli Muli Muli...

Nguwulira mu mutima Munda mukwano guli...

Muli Muli Muli...

Nguwulira mu mutima Munda mukwano guli... Yah!

[Verse 2]

Gwe wankabya namaziga.

Twagasangula nga, ndaba n'ekovu wano ku diba. Yeh yeh yeah!

Gwe wanjigiliza emizannyo.

Twanyumirwa nga obuzannyo bwa Kwiso Bando. Yeh!

Wafuuka malaika, tomanyi kulumya.

Gal yo ma best friend, Gwe omanyi ebinuma.

Wafuuka malaika, tomanyi kulumya.

Babe, yo ma best friend, yo ma best friend. yea!

[Chorus]

"Muli gundi Muli, Munda gundi Muli

Muli omukwano guli, Munda gundi Muli

Muli Muli, Munda gundi Muli

Muli omukwano guli, Munda gundi Muli.

Muli Muli Muli...

Nguwulira mu mutima Munda mukwano guli...

Muli Muli Muli...

Nguwulira mu mutima Munda mukwano guli... Yah!

Top Songs

MSport