Daridarili - Layne pax

Daridarili

5.0 of 5 stars
5 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Daridarili Lyrics

Layne Pax ntudde ku ngoma ya Din pro
Eno track kebabuze otulo
Wanika emikono waggulu
Gw'okusituka n'ozina kiba kikulu
Wano siwabato mwana tuli bakulu
Ku lujji ndese nga nyizeeko nekufulu
Webikutabukako gwe kuba enduulu
Ogenda mu geyena oba muggulu
Tuzina twenyiga anti lunaku lukulu
Gundi nawe jjawo omululu
            Gwe
Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi nabbiri

Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi na bbiri
Rap nzisaasanya nga njiri ya pastor
Ndi mu rasta , gun'omugaati guwomerako zesta
Ntuula ku ngoma abateesi nebakkiriza
Nesiga omu katonda yekka gwenzikiriza
Ebyali hard kati nze nabigonza
Ekyebbeyi kyabbeyi owamalibu tasooza
Guno omulembe gwa bazzukulu ba Muteesa
Tuteesa ,nkumye omuliro maze okuseesa
Omukka munji ba hater bo bafeesa
Wenyingira mu kikiri mba nina okukeesa
ColourBoy Music twasala puleesa
Chasing our dreams ffabalina emikisa

Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi nabbiri

Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi na bbiri

Napropozinze kati wakkirizza
Kidongo kikuba  tuzine come closer
Ndikumuliro bambi tonninza
Kyendowooza nawe kyoloowoza
Nakwagala kuva buto
Ma baby tonkuba bottle
Ebigambo nina bitono
Naye ebikolwa nina ntoko
Nkusaba ontwale ewa nyoko
Mpise n'enkoko y'omuko
Ndiku original  sikubwa kitoko
Okimanyi nkwagala ntoko

Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi nabbiri

Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi na bbiri

Kumi nabbiri enkoko zikookolima
Kabaka w'ekikiri awo mba nkifuluma
Nzirayo ewaka ewa maama
Yadde nayise mu ddinisa nga nfuluma
Bun'obulamu bwensi bunyuma kiro
Ebyaana biba byenyiga ku dance floor
Tuba tunyumirwa tetufuna tulo
Nzirayo nekyana na bbidi na lo
Mulembe gwa dotcom
Tell everybody to come
Dopest rapper around de town
Pliz don't sit down
Parte after parte from Monday to Sunday
Don't come alone pliz go tell everybody
                   ALLANO
Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi nabbiri

Mpita kabaka Daridarili
Simanyi lwaki nagula n'obuliri
Anti mwana nsula mu kikiri
Ate nkeesa paka kumi na bbiri

Top Songs

MSport