Nkujjukira - Sheebah Karungi

Nkujjukira

4.3 of 5 stars
718 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Nkujjukira Lyrics

B.X on the beat

Baligamba nababulako bakube obulango
Naye nga wa
Nali kitabo kiri open
Kyebalina okusoma tebaasoma
Nga buli w’onkwata weeyagala
Olweyagala si lwa kuno
Nga kye weekakasa onsobola
Gwe aŋŋondereza okira pillow
Nga ndi mu mikono gyo
Mba wa kukuba party ku mikolo gyo, eeh
Ng’omukwano gwo gweguliko
Street z’omutima gwange wasalako
Mpozzi n’ekirala tonva ku mutwe guno

Nkujjukira better one
Engeri gye wakwatamu omutima ya njawulo
Nkujjukira better one
Nze ondowoozesa tonva ku mutwe guno
Nkujjukira better one
Nina tattoo ya face yo ku bwongo kuno
Nkujjukira better one

Engeri gye wakwatamu omutima ya ngeri ndala
Lusuku lwange lwa mbala
Omanyi ne mummy yanjola colour
Nze okunyumako sisooka kwambala
Wabula nataama
I know you know the grammar
The way my kawato whine up tetuli ba minor
Ka lap dance fine ah
You are a sucker fi di way mi wine up
Sukuma muliro
Tondyamu lukwe kakibe kyojamumiro
Cast a fire, sukuma muliro
Ka kiss ku bu lips obutalya muziro
Maasottaala agamulisa mu biro
Nze gyotali tebantuma bantume gyoli
Nebwesiva mu nfo kuba tonva ku mutwe guno

Nkujjukira better one
Engeri gye wakwatamu omutima ya njawulo
Nkujjukira better one
Nze ondowoozesa tonva ku mutwe guno
Nkujjukira better one
Nina tattoo ya face yo ku bwongo kuno
Nkujjukira better one

Wansoma, nga buli w’onkwata weeyagala
Olweyagala si lwa kuno
Nga kye weekakasa onsobola
Gwe aŋŋondereza okira pillow
Herbert Skillz pon dis one
Nze gyotali tebantuma bantume gyoli
Eh yo B.X pon de beat inna coffee shop
Ebirala batwale bandekere kyoli
I don’t wanna drink milk inna di dirty cup, deal done

Tondyamu lukwe kakibe kyojamumiro
Cast a fire, sukuma muliro
Ka kiss ku bu lips obutalya muziro
Nga ndi mu mikono gyo
Mba wa kukuba party ku mikolo gyo, eeh
Ng’omukwano gwo gweguliko
Street z’omutima gwange wasalako
Mpozzi n’ekirala tonva ku mutwe guno

Nkujjukira better one
Engeri gye wakwatamu omutima ya njawulo
Nkujjukira better one
Nze ondowoozesa tonva ku mutwe guno
Nkujjukira better one
Nina tattoo ya face yo ku bwongo kuno
Nkujjukira better one
Wansoma

Top Songs

Kagwirawo