Ofaaki - Angelyz

Ofaaki

5.0 of 5 stars
8 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Ofaaki Lyrics

Intro

Nze bwekitabuka ex mukubiraaa

Mukwano salawo oyita Oba toyita

Kuba Kuba Kuba 

Kigoma kivuga nkulaba tozina

Angelyz  Uban boy 

                Chorus 

Nze bwekitabuka ex mukubiraaa 

Ofaaki...

Mukwano salawo oyita Oba toyita 

Ofaaki...

Kigoma kivuga nkulaba tozina 

Ofaaki Ofaaki naye muli Ofaaki 

Transport omusabye tolabika

Ofaaki 

Message ozisoma gwe toyanukula

Ofaaki

Bwondabako online otawanyika

Ofaaki  Ofaaki  naye muli Ofaaki 

                     Verse 1

Ehh kino ekigoma kya Nexo nga kikuba

Gwe yadde bakutenda kukaluba bakusanga mukamooli ngo'gumenyekaaa

Anyway hmm, Oba muzinye oba temuzinye tebindya 

Kati nyimba binyuma ebizimba byanema 

Obo'wakanamu gendako mu Anjenwa gukuba emizindaalo nejatika.

Bwenkinywamu gwatakinywamu tojubisa

Alien Akaluma daily tomunenya

Bwonsaba omutwaalo nange mba sigulina 

Zenkolawo zendya economy tojilaba 

Wadiba nadiba ffena twadiba naye boyi tusigala twetega

Gwe hit and run tewekoza kuba jebigweera maziga na kwekuba 

Katino kikunugune kikunugune kikunugune...

                           Chorus 

Nze bwekitabuka ex mukubiraaa 

Ofaaki 

Mukwano salawo oyita Oba toyita 

Ofaaki 

Kigoma kivuga nkulaba tozina 

Ofaaki Ofaaki naye muli Ofaaki 

Transport omusabye tolabika 

Ofaaki 

Message ozisoma gwe toyanukula 

Ofaaki 

Bwondabako online otawanyika 

Ofaaki Ofaaki naye muli Ofaaki 

            Verse2 

Wano twazze kunyumirwa totutama 

Otumya byaki nga tolina zisasula

Owoza talinamu maja tasituka

Busonga butono nze silema kusituka 

Kikumba nkikuba nembikola okukamala 

Nze zimenya kola tezimenya kumeketa 

Ndaba tuli bubi nay'era tetufugika 

Nebizibu tulina tusigala tusanyuka 

Naturally we're happy we just want to party

Manya party teba party nga tetuliiko ku party 

Ate party  ebeera party teli bya after party 

Vibe wenjifunira gwe manya wenkikubira 

Nebweeba Monday nze nkilumba netukimalaaa..

                 Chorus 

Nze bwekitabuka ex mukubiraaa 

Ofaaki 

Mukwano salawo oyita Oba toyita 

Ofaaki 

Kigoma kivuga nkulaba tozina 

Ofaaki Ofaaki naye muli Ofaaki 

Transport omusabye tolabika 

Ofaaki 

Message ozisoma gwe toyanukula 

Ofaaki 

Bwondabako online otawanyika 

Ofaaki Ofaaki naye muli Ofaaki 

              Outro 

Ofaaki Ofaaki 

Ofaaki  Ofaaki Ofaaki Ofaaki 

Ofaaki Ofaaki 

Ofaaki Ofaaki Ofaaki Ofaaki 

Top Songs

MSport