Siri safe - Acidic Vokoz

Siri safe

4.4 of 5 stars
276 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Siri safe Lyrics

Warren is a Professor

Acidic Vokoz the Lyrical boy

Singa president Nina bwemuyita, nalisabye ku security nebankuma

Hunie,

Oba singa ndi mukwano gwa kabaka, nampaku kutaaka mukwano nenkuzimbila olubili mwenkukumila 

Obwo obulungi bwo nze Siri safe, walai Siri safe

Eno agayaye gasibye emitaafu, bagala kutukola bikyamu.

Chorus

Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, nze mpa ekifo ekisooka

Njagala just nga nze gwososa

Nemubizibu ebikanga

Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, bambi mpa ekifo ekisooka

Njagala just nga nze gwososa

Nemubizibu ebikanga

Njafukamila mumaso gamumakama, nkuteke mumikono gye mukama  

Njakulwana nabo abatwekyika 

Abagala okutulemesa apaana 

Buli kimu nebakisatula, byenakukweka babikwekula 

Bagala kimu kukwediza nze ondeke wanno nga banjeeya

Obwo obulungi bwo nze Siri safe, walai Siri safe

Eno agayaye gasibye emitaafu, bagala kutukola bikyamu.

Chorus

Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, nze mpa ekifo ekisooka

Njagala just nga nze gwososa

Nemubizibu ebikanga

Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, bambi mpa ekifo ekisooka

Njagala just nga nze gwososa

Nemubizibu ebikanga

Singa president Nina bwemuyita, nalisabye ku security nebankuma

Baby,

Oba singa ndi mukwano gwa kabaka, nampaka kutaaka mukwano nenkuzimbila olubili mwenkukumila 

Obwo obulungi bwo nze Siri safe, walai Siri safe

Eno agayaye gasibye emitaafu, bagala kutukola bikyamu.

Chorus

Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, nze mpa ekifo ekisooka

Njagala just nga nze gwososa

Nemubizibu ebikanga

Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, bambi mpa ekifo ekisooka

Njagala just nga nze gwososa Nemubizibu ebikanga

Warren Professor

Top Songs

MSport