Saalya - Taskam

Saalya

0.0 of 5 stars
0 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Saalya Lyrics

INTRO

Saalya, saalya ndayila saalya

CHORUS

Ndayira museveni okumera ebirevu

Saalya

Ndayira omukadde okusala ekimemeya

Saalya

Ndayila enkuba okutonya nga eva mutaka

Saalya

Nze ndayira saalya

VERSE1

Waliwo abalabibwa nga bo baalya

Amanya gasomebwa era baatya

Balala tubamanyi just kusilika

Lwaasa,wamma nawe tewalya

Kyewunyisa nange bantade ku list

Kati mbakakase ntya nti sakombako

Mwena abalowooza nti nakombako mbakasa 

Nali mukisiibo

Tebamanyi nti nze ndi namulokole

Bwendya eddiini mba njivode

Ye kambuuze 

Kiki kyebaalya

Nva oba kibala kya Adam

Kale obwolumu ntera okuvaako

Saalya naye abamu mbawaako

Kino kigende eri buli eyalyaako

Nteesa mugende mwekabeze

CHORUS

.........

OUTRO

Abanagilya kili kitya

Abagilya kiki kitya 

Abava okulya kiri kitya

Namwe abatagilya kiri kitya

                  ×2

Taskam on the beat

Trag beats yakubye eno

Taskam production 

Dem cal mi Taskam

Top Songs

MSport