📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!
Luno olugendo olugendo nze ndaba luwanvu
Emisaanvu mukuubo nenzikiiza ekuute haaaiii ngampedde
Kakanya omuyaga omuyaga ndabe kubyange haaaa ndabe kubyange
Naluno olukedde olunaku lukyuuse lunyumiile
Emirembe gyiibe muunze munda
Kulwamanyigo ago nsiiga nenkunkuula
Ngyagala ngende buziba mukukutegeera nkumanye
Byoyagala byotayagala byona mbileke mukama
Kuba obisiinga
Chorus