Tuula - Kell Wayst

Tuula

5.0 of 5 stars
3 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Tuula Lyrics

Verse:

Kano tekaba katuyo etali ka bugumu
Love jondaga nga empalula
Bi temperature mpulira binsituka
Abange siiba nga ndimu ekisuja
Nsaaba mukwano tubere easy feeling zitufule busy
Love yo enkuba kuuba okira amasanyale baby gwe ajisomba
Love jenkuwa nkwafu musayi
Jiwakule kadooma nuna buwoomi
Oba nalinye mu kattebe
Mpakunkana sigwa mukyoto

Chorus:

Tuula tuula tovawo awo akakeka nkalese
Tuula tuula tovawo awo omukwano ngunyweze
Tuula tuula tovawo awo akakeka nkalese
Tuula tuula tovawo awo omukwano ogunyweze

Verse:

Njja kukukwata bukusu nga omu sirikale ku mundu bwa tajita hmm
Kebansike sikuta love yo enkwatira masanda ga ffene
Yegwe kanyama akawooma nkalya nvumbika nga sikoowa
Kwata love njitade mu kajjo daddy nyweza nawe
Oba nalinye mu kattebe
Mpakunkana sigwa mukyoto

Chorus:

Tuula tuula tovawo awo akakeka nkalese
Tuula tuula tovawo awo omukwano ngunyweze
Tuula tuula tovawo awo akakeka nkalese
Tuula tuula tovawo awo omukwano ogunyweze

Oba nalinye mu kattebe
Mpakunkana sigwa mukyoto

Verse:

Yegwe  andajanya
Gwe nsuula ndogotana
Gwe nasuubira ahaaa
Daddy olina eki power
Kwata woyoya nawe tuve malala eeh
Manyi love kuba nayiga
Oba nalinye mu kattebe
Mpakunkana sigwa mukyoto

Chorus:

Tuula tuula tovawo awo akakeka nkalese
Tuula tuula tovawo awo omukwano ngunyweze
Tuula tuula tovawo awo akakeka nkalese
Tuula tuula tovawo awo omukwano ogunyweze

Tuula oba nalinye mu kattebe
Tuula mpakunkana sigwa mukyoto
Tuula tuula tovawo awo omukwano ngunyweze
Tuula oba nalinye mu kattebe
Tuula mpakunkana sigwa mukyoto
Tuula tuula tovawo awo omukwano ogunyweze

Top Songs

MSport