Pretty Pretty (remix) - Feffe Bussi

Pretty Pretty (remix)

4.4 of 5 stars
627 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Pretty Pretty (remix) Lyrics

She were looking so pretty pretty

FBM

Naye ng’ayagala bya right now kati kati

Remix

She don’t want me say jigi jigi

Pretty pretty, Feffe Bussi King, Kabaka

Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati

King Saha

Eeh yeah yeah

Oh ooh

Eeh yeah yeah yeah yeah…

Nessim Pan Production

I remember one day the words she said

Ng’akubye essimu ooh oh (on the telephone)

Nze yaŋŋamba Saha (hello)

Nkooye okuba ku bbala

Nze kale singa namanya

Sandizze wuwo kulaba nnaku (alaali)

By’ogoba nga tebikutuka

Oyimba ennyimba tetuziwulira

Nakanya kumuyita my lady hullo nga tampulira

Naddamu nenkuba ngezeeko okwegayirira era yagaana (nakaaba)

Nentoba, bwentyo nenfuba

Kati akuba essimu hullo ooh, eh (hullo)

Yaŋŋamba maama yogerako nange

Nemmugamba sijja kwogerako naawe

Omukwano maama kye nkusaba naawe

Nemmugamba tonsaba kintu naawe

Eh mukwano waakiri lyako naawe

Nemmugamba nazze nzikuse naawe

Omukwano oba twogere naawe

Nemmugamba nayogera dda naawe, oh Lord

She were looking so pretty pretty (yes)

Naye ng’ayagala bya right now kati kati (kati kati now)

She don’t want me say jigi jigi (what!)

Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)

She were looking so pretty pretty (she ah lookin’ beauty)

Naye ng’ayagala bya right now kati kati (nalulungi)

She don’t want me say jigi jigi

Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (okay, ayagalirawo)

She was pretty like an angel

Ng’era akaabya kyejo

Nga buli kirungi ky’alaba, akugamba mp’ekyo

Kiro mpaka kesho

Aba akaaba lw’ekyo

Ng’era relationship njagala egende maaco

Yali mulungi baaba

So clean baaba

Nga bw’ankwatako nze mmala week nga sinaaba

Yali mukwafu baaba

Nga kikoola ky’oli ttaaba

Tobuuza ani amusingayo kuba taliiyo baaba

Ng’ejjinja ly’omuwendo bwe litemagana

Zaabu, diamond n’ono owange bw’atemagana ha!

Yakoppa malayika nno n’azifaanana

Olwo abasajja ku nsi olwo empale nezikankana pretty pretty

She were looking so pretty pretty (yes)

Naye ng’ayagala bya right now kati kati (kati kati now)

She don’t want me say jigi jigi (what!)

Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (kati kati now)

She were looking so pretty pretty (she ah lookin’ beauty)

Naye ng’ayagala bya right now kati kati (nalulungi)

She don’t want me say jigi jigi

Kyokka ng’agamba njagala everyday kati kati (la la la la)

Singa yaguma n’alinda teyandibadde ng’alumwa (akasajja kayimba ha)

Singa yatoba wamu nange teyalibadde ng’alumwa aah

Yali ammazeemu n’omusaayi

Ntoba misana na kiro alye ku mugaati

Yali ansizeemu n’obukyayi abaali abange (FBM)

Nga mbagobye ewange

Ono yali malayika ssi muntu

Ng’era tayoza bintu

Lutalo yamulaba lumu, n’asigalamu akantu

Nze leero n’enkeera

Ku ye kwembeera

Yono Radio gwe yayimbira

Mbu neera neera

Kenzo yamusanga akuze

Nga ne body eweze

Era terwalwa ng’omukulu afunye kamunguluze

Nga Beyonce ne Jay-Z

I loved her ways

Saha anjulira ono yali pretty in all days

Kuba buli ssaawa yabanga anyumye

Nga nange njagala nnyume

Nga Mayinja nasaba necklace ye bambi eŋŋumye

Kuba nze yali annemye

Nga by’ansaba binnemye

Naye kati naye gyali nkimanyi gamubugumye

Submit Corrections

Trending Songs

Pretty Pretty (remix) - King Saha ft. Feffe Bussi

Pretty Pretty (remix)

King Saha

ft. Feffe Bussi

Top Songs

Kagwirawo