Sidda nyuma - Empe Collins

Sidda nyuma

5.0 of 5 stars
5 votes

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Share this Song

Sidda nyuma Lyrics

Yoo  empe empe 
Empe byebi nah   (the best tunes records) 
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eee

Ansaba ssimuwa natansaba ssimanyi oba ayagala 
Nze ssigaba kuva dadada awakana gwe buuza mummy Scovie eh eh  
mukawempe ne kaleerwe  nga tubiibya okusiinga galaxy 
Siddo siddo yabaanga mu allstar nga ffe abassigadde tuba muniigina 
Timo timo yanywaanga buli kyalaba kabula katono anywe nekunkali  eh eh 
Okunyumilwa ffe yeyali ensonga tetumanyi kukino kyebayita okwemoola gwe ani afuuse ensooga nga nekatonda akimanyi twenyumirwa  twazinanga bamusakata ngo oluusi tuzina netonsukuma 

Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eeee
Tukuba ndongo kundongo atabisobola kwata kumugoongo owekigele  kyusa ku sock mwe mulinde abakyali ku chork  ah ffe twakoowa ebitunyiiza nokulilaana abo ababulirira yeffe abaana ba mungu aba Falao bakoma ku mulembe guli
 
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh 
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Sidda nyuma okudda enyuma boi kikafuuwe eh eh
Eddy kenzo teyadda nyuma ne Spice oyo teyadda nyuma ne Sheebah Teyadda nyuma  Empe byebi nange sidda nyuma ne ne Nessimu teyadda nyuma  Daddy Andre teyadda nyuma attandika todda nyuma  Nero beats naawe todda enyuma 

Top Songs