Tokyuuka - Andrey Shadrach

Tokyuuka

0.0 of 5 stars
0 votes

Comments (0)

📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!

Howwe TikTok
Share this Song

Tokyuuka Lyrics

Nga ebiseera biyise, emirembe jikyuuse

Naye ye gwe atakyuka kyuka

Ensi ne byayo byona bikyuse 

Naye era tokyuka kyuka

Agayanja, ensozi ne munyenye mubanga

Bigamba tokyuka kyuka

Ye gwe eyali era aliiba

Tokyuka Ye gwe Masia  

×2

Chorus

Ye gwe Yeshua atakyuka kyuka

Elohim Yahwey atadingana

Ye gwe eyaali era Aliba

Tokyuka, Ye gwe Masia

Part 2

Wavirayo Shadrach,  Meashach na Abednego 

Mu murilo, tegwabokya

Mu biro bya Eliya , bweyakowoola omuliro

Gwasensera, Gwasensera

Top Songs