It's me nigga
They call me Paul Brizzo da monsta
SHAQ
Njagala kulwana
Oba male kuyomba
Waliwo ekintuma okulwana
Ndowooza nsooke nwane
Njagala kulwana
Omumwa gunsiiwa kuyomba
Mpulira njagala kuyomba
Ndowooza nsooke nwane
Verse 1
Enyumba nsula mu ya munana
Amasanyalaze ga Kamu kinana
Bwembigatagata
Binema okwawula
Omukazi naye asaba nnyo ezakameeza
Akameeza yeyakagula
Naye akameeza boyi
Kanfukidde akameeza
Namugamba akatunde nagaana
Kati laba akameeza kafuuse omutawaana
Yooooooo
Eyo tuveeyo Kati
Nina akaboozi kenjagala obanyumiza
Mbanyumiza ki?
Nalunda embuzi
Nakera kumakya ngezadde enjovu
Nayagala enjovu
Nakeera kumakya kamunye ngebye enjovu
Nanoonya enjovu
Silina wesatuuka nganoonya njovu
Kati mukunoonya enjovu wenasangila akamyu ngakakutte eccupa ya wine
Nakawa pizza nekatamila mukutamiira nenkabbako eccupa ya wine
Verse 2
Njagala kuba kumuntu
Njagala nyiiza kumuntu
Anjogeereko omuntu
Mbakubile omuntu
Ndi wakibuli
Sagala kungambako
Nebwenkunyiiza boyi sagala kunsongamu
Nakulira kumpaako
Nebwenkulinya tonsoongamu mpiitako
Atazina mpiitako
Simutto mukulu nebwoba uncle
Tofayo nebwozina tofuna Koo
Laba bano baziina mu circle
Kati gwe bwozina ki kyovaako