Yono - Ivanka

Yono

5.0 of 5 stars
11 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Yono Lyrics

Temperature Erinnya wabula

Wafumba biwooma bw'embiirya

Yono omulungi eyalagiibwa 

Asibuka mu luulyo lwa balangira

Amugambako nkutema Jambiya 

Mulabe, omwana ono

Yono owange gwe Nina gwe Nina (Sumbuusa)

My Sweet Harmony Harmony Nina (Sumbuusa)

Yono owange gwe Nina gwe Nina (Sumbuusa)

My Sweet Harmony Harmony Nina (Sumbuusa)

Ayagala nnyo mulabe

Mulabe Ennankulabye 

Emboozi munyumizze

Emboozi nga tuli Ba Biri 

Ayagala nnyo amazina

Amazina aganyumira Mnn 

Amannya ge Ariana

Ariana gwe njagala ah ah 

Obulungi bwe bwa Kiika 

Era njagala mukubbe Empetta (aah)

Amaaso ge amalungi gansiika 

Omuliiro mu mutima gwe kumma (aah)

Bwa mwennya omusaayi gwe siiba 

Kye simmanyi oba Andoga (aah)

She got the style that I want

Bweba T.v ye my Antenna 

Yono owange gwe Nina gwe Nina (Sumbuusa)

My Sweet Harmony Harmony Nina (Sumbuusa)

Yono owange gwe Nina gwe Nina (Sumbuusa)

My Sweet Harmony Harmony Nina (Sumbuusa)

Listen 

Agenda nanyola Akawatto

Akawatto n'ebinyumiira 

Abalala na bagooba mu mutima

Mu mutima bwe yankyaliira 

Oyo yansangula amaziga

Amaziga bwe binsobeera 

Auh nakatti akubye akasimu

Akasimu ayagala twewemmu yah

Alina amaaso ga ndege

Bwa mwennya emikisa gyaletta (gyaletta......)

Honeymoon ya Zanzibar 

Ate cocktail ya China 

Buli kimmu ekyange ya kyefuga

Kyokka omutima tagutuntuuza 

She got the style that I want

Bweba T.v ye my Antenna

Yono owange gwe Nina gwe Nina (Sumbuusa)

My Sweet Harmony Harmony Nina (Sumbuusa)

Yono owange gwe Nina gwe Nina (Sumbuusa)

My Sweet Harmony Harmony Nina (Sumbuusa)

Temperature Erinnya wabula

Wafumba biwooma bw'embiirya

Yono omulungi eragibwa 

Asibuka mu luulyo lwa balangira

Amugambako nkutema Jambiya 

Mulabe, omwana ono

Yono owange gwe Nina gwe Nina 

My Sweet Harmony Harmony Nina 

Yono owange gwe Nina gwe Nina 

My Sweet Harmony Harmony Nina

Top Songs

MSport