(Bridge)
mukazi mulungi
Ayina byona birangi
Beyewala be bangi
Abali mu kub'abamuteg'ebijinji
Benja cyt made it
(Introduction)
Bweruba lutalo baby nyin'okulwanira
Bwekaba kateteeyi nja kugulira
Kankutwaleko Ku kyalo jenakulira
Cobra Dhona(yeeye)
(Verse 1)
Kale bukodyo butono nnyo bwamutengula
Gal namusoma code nemuwangula
Bi guy ebyalina ssente byamukwabula
Ngayagala mukwano gwa ddala ogwali gwabula
Mumboozi ngatunyumyamu yali agukabira
Nti ebyekiyaayeyaaye tebimugendera
Sorry mummie nga mwegayirira
At least abidemu nang'olw'ajakwawula
Bweyampa omukisa yamala nakivumbula
Kyov'olaba okufa nang'akisimbak'esira
Ntambula nay'abayaaye nebasatira
Nyin'omuguggu gw'emaali gunsuza nsera
(Corus)
Bwetuba munaku baibie abereka naye
Mubudde bwokulya ssent'abereka naye
Mu party buli party simuleka mpitta naye
Ampeesa nekiitibwa bwentambula naye X2
(Verse2)
Atambula mu citie nga yesaze bu fitting
Mwagala nnyo beautie yamponya heart breaking
Mukuwooma sweetie tali bitter relating
Tayagala ma cash ansaba dinner dating
Ssente ziwezeewo kankutwaleko ku shopping
Bwetuv'awo mummie tukola cake cooking
Tuli mu mukwano kuffe no one is faking
Muliro muliro kagutete we are watching
security tight(tight)
Yekuuma yeka to avoid fight(fight fight fight)
I beg almighty (might)
Twekuume bwetuti wenyweze nga natti
I said..security.......
(Bridge)
Mukazi mulungi
Alina byona teyemetta birangi
Beyewala be banji abali mukub'abamuteg'ebijinji
Aaauumm
Omukazi mulungi ayina byona teyemetta bitangi
Beyewala be banji
Abali mukub'abamutg'ebijinji
Kale bukodyo butono nyo bwamutengula
Gal namusoma code ne muwangula
Bi guy ebyalina ssente byamukwabula
Ng'ayagala mukwano gwaddala ogwali gwabula
Kati nagumuwa tight(tight)
Yekuuma yeka to avoid fight(fight fight fight)
I beg Almighty (might)
Twekuume bwetuti twenyweze nga nati
I said security.......
Corus
Bridge X2