66/100
Teri Agaana - Ava Peace ft Recho Rey

Teri Agaana

4.3 of 5 stars
143 votes
Download the Howwe Music App
Howwe App

Share this Song

Teri Agaana Lyrics

(VERSE1) 
Nga asakata ono omwaana nga asakata 
Asakata kyoka teyeesapata ono omwana 
Nga asakata ono omwaana nga asakata 
Nga asakata kyoka teyeesapata
Bwomulaba akugamba yayise mu kituli 
Yakoowa ebyeemirembe ayagala byakibuli
Ono yeebaka misana esawa azuukuka ku kkumi 
Agende alabise akomewo enkya ku kkumi (kuba)
Ab’egaza mwe kiri kitya?
Abagenda mu kibira babulilawa? (babulilawa)
Oba emisota bambi gyabalya
Oba basanga empologoma ne bakita.

(PRE- CHORUS)
Who dat gyal, who dat gyal
(Pulima omugagga akuyita)
Who dat girl, who dat girl
(Pulima omugagga akuyise)

(CHORUS)
Ani asomba wano ani asomba
(kati saawa yakusomba teri agaana)
Ani awamba wano ani awamba 
(Wano kuba kulabisa teri anooma)
Ani aboomba wano ani aboomba 
(Kati saawa yakusomba teri agaana)
Ani anooma wano ani anooma
(Wano kuba kulabisa teri anooma)

(VERSE2)
Musumba agambye buli ali wano Koona (TNS)
Kuba eno esaawa yakubuna mu busonda 
Abanoonya bu sure obwekweese mu drawer
Bwebubula munoonye wansi wekitanda (kuba)
Ab’egaza mwe kiri kitya?
Abagenda mu kibira babulilawa? (Kuba)
Oba emisota bambi gyabalya
Oba basanga empologoma ne bakita. (Kuba)
Eno hit motibana, bagizina nga bread & butter (kuba)

(PRE- CHORUS)
Who dat girl, who dat girl
(Pulima omugagga akuyita)
Who dat gyal, who dat gyal
(Pulima omugagga akuyise)

(CHORUS)
Ani asomba wano ani asomba
(kati saawa yakusomba teri agaana)
Ani awamba wano ani awamba 
(Wano kuba kulabisa teri anooma)
Ani aboomba wano ani aboomba 
(Kati saawa yakusomba teri agaana)
Ani anooma wano ani anooma
(Wano kuba kulabisa teri anooma)

(VERSE2)
Adigida omuziki maama bwanyeenya 
Ezekibina oleeta nga atwaala 
Alina akaface maama 
Bwomulaba ono yamira pin maama yataama 
Nga asakata ono omwaana nga asakata 
Asakata kyoka teyeesapata
Nga asakata ono omwaana nga asakata 
Nga asakata kyoka teyeesapata
Ani asomba wano ani asomba
(kati saawa yakusomba teri agaana)
Ani awamba wano ani awamba 
(Wano kuba kulabisa teri anooma)
Ani aboomba wano ani aboomba 
(Kati saawa yakusomba teri agaana)
Ani anooma wano ani anooma
(Wano kuba kulabisa teri anooma)

AVA @peace baiby
RechoRey it’s way we do it bruhhhh

Top Songs

Kagwirawo