Intro:
One more time, Emmason Walker Engines.
Another time,Gendi production.
Nebwemba muzibe nsobola okukulaba.
Nebwemba kigala nsobola okukuwulira.
Kambe kasiru nsobola okukuyita,
Manya nze naawe tuli balongo.
Chorus
God made it happen,
(Nze naawe tuli balongo)
Manya nti twatondebwa babiri
(Nze naawe tuli balongo)
Katonda made it happen
(Nze naawe tuli balongo)
Nzikiriza nti tulibeera babiri
(Nze naawe tuli balongo)
Verse one
Waninda baby wange tewanimba
(Eehyi)
Wekuma sweet wange tewanswaza
(Eyaayah!)
Watukiriza buli kigambo kyeweeyama
(Oh! nah!)
Nze wanonda mubiveera jebansuula
(Oh! nah! nah!)
Nze ndi namukisa bukisa
Kirabika nze ndi nabisima busima
Gwe oli kitoke Kya gonja
Buli akukwatako amaliriza agonda.
Chorus
(Nze naawe tuli balongo)
Manya nti twatondebwa babiri
(Nze naawe tuli balongo)
Katonda made it happen
(Nze naawe tuli balongo)
Nzikiriza nti tulibeera babiri
(Nze naawe tuli balongo)
Verse two
Ani eyali amanyi nti kino kiriba?
Teri eyali amanyi nti kino kyaddala!
Ani eyali amanyi nti luno lulikya?
Ffe netwelonda atte netwetwaala
Eno perfect match
Eno nkugambye deepest cut
(Yoh!)
Olabika smart, baby wange
Oli high class,nyooo!!!
Olwaleero nkulonzeeyo
Baby nkikolere ddala
Bali tusomako mubyafaayo
Nti nakwagalira ddala.
Chorus
God made it happen,
(Nze naawe tuli balongo)
Manya nti twatondebwa babiri
(Nze naawe tuli balongo)
Katonda made it happen
(Nze naawe tuli balongo)
Nzikiriza nti tulibeera babiri
(Nze naawe tuli balongo)
Bridge
In the days of tsunami and tornado
One can find a friend
And he who finds a friend
Finds love
Outro
Waninda baby wange tewanswaza (eeh!)
Weekuma sweet wange tewanimba
Eno perfect match
Eno nkugambye deepest cut
Olabika smart baby wange oli high class nyooo
(Composed and sung by EMMASON WALKER ENGINES _ PRODUCED BY GENDI PRO)
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!