lntro
Njagala kaabaaaa
Aaaaah Aaaaaah
Mpulira omutima guntagala
Nze omanyi nze bwenjagala njagala
Naddala nga gwe njagala tansaba sente
Abigten
Beilo
Chrous
Gugwo nkuwadde gutwala naye Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Gezza ogumemye nkutuge
Girl Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Verse 1
Maama kale geza ko bugezi katono bwotti "bwotti"
Omenya mutima nkumenya mbirizi
Ndi musajja mukambwe nsinga na ba jat
Mukwano njiira newompa over doz
Yenna akusigula gwe songako busonzi"songa"
Yee Kale Yadde eno ensi ngazi
Nja kulemerako oyo aba wakutuga butuzi
Bakazi mbuzi
Jji limu nyanya mbisi
Munyiza nga nguzi
Abigten
Chrous
Gugwo nkuwadde gutwala naye Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Gezza ogumemye nkutuge
Girl Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Verse 2
Ex okunkyawa tekyanuma
AKasente kange keyalya kekanuma"mwana"
Olaba no kuffa kwa jjajja nge tekwanuma
Nga akawunga kange keyalya wekanuma
Akamu anna(140M) kange
Akamu anna
Akamu anna
Akamu anna
Akamu anna ako
Nali njagala nguleko elyato
Nzimbe nenyumba enenne ebukoto
Okimanyi kati singa nina enyumba emuyenga
Singa nina apartment ebulenga
Singa ssi kamu anna kange ako kugenda
Naye mukama mulunji yebale kugende
Kati gwe aliwo Mukwano mbikugamba
Gugwo ogezako tekigana
Abigten
Chrous
Gugwo nkuwadde gutwala naye Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Gezza ogumemye nkutuge
Girl Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Abigten
Verse 3
Ate nabino gwe bikwatte bulunji
Nga sheebah kalunji nkwata bulunji
Mateeka manji sagala omenyeko yadde inch
Newaddeyo ogakusomesa kambeere coach
Abatumenya emitima mbuza mufunamu ki
Eno walinye ya Majje ewange zibeera panki
Gwe atali musawo lwaki ogukebera
Ba slay queen namwe mutusobera
Mpulira omutima guntagala
Omanyi nze bwenjagala njagala
Naddala nga gwe njagala tansaba sente
Love ya film enyumira
Ogula buguzi kimuli nga bakusa zi ppeke
Naye ate mu reality binsobera
Newotona sente osubira retake
Gugwo nkuwadde gutwala naye Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Gezza ogumemye nkutuge
Girl Gezza ogumemye nkutuge
Omutima
Outro
Bigten force ekaluba
Artical