Tetubikuse - Bigten Ug

Tetubikuse

5.0 of 5 stars
3 votes
Share this Song
Download the Howwe Music App
Howwe App

Tetubikuse Lyrics

Intro

Naye leero kivudde kuki Hajjat na zzina

Kivudde kuki Hajji natumya 

Nze butya mbawo nsiraba watumya

Abigten

International

Chorus

Nsagala tuve wano nga tetubikuse

Ebidongo bino

Nga tetubikuse 

Njagala wetereze

Zinna agakumala

Njagala wetereze

Ppima ekikumala

Verse1

Bwolaba nga nga party etandiise

Ofuba nga nnyo ebinene obye ddize

Ne bwe Banga stress ekwefuze

Ofuba nga nnyo ebinene obye ddize

Oli binyumiza ani ebyo nga okaddiye nti wali nga busy nga party etandiise 

Jjila gwe nyumirwa jjawo ensonyi

Ate wonsanyusa enkya ntegeka endala ate

Okuva kati eddakika ebulayo kumi

Okutuka enkya ebulayo kumi 

Chorus

Nsagala tuve wano nga tetubikuse

Ebidongo bino nga tetubikuse

Njagala wetereze

Zzina agakumala

Njagala wetereze

Ppima ekikumala

Verse2

Yee ono nga tanyumirwa

Alabika wa Arsenal

Ndaba atunuza nyike wa Arsenal

Neighbor asomba bwana naye butya asomba kuluno yalese kyana

Nga kikoleza obuyimba kayimba ku kayimba ki singa ne Rema

Wakiri okukola na kufisa naye nsiyinze kusubwa buyimba bwa Rola

Ekyo kulya we kina ku dobya oggamba nga ko affazali tunakiyiya

Uuuuuuuu

Neighbor tota nga Rola

Naye okweyazika room kiribisa Rola

"Naye mwe"

Chorus

Nsagala tuve wano nga tetubikuse

Ebidongo bino nga tetubikuse

Njagala wetereze

Zzina agakumala

Njagala wetereze

Ppima ekikumala

Verse3

Njagala tuzilye nga zetwabye

Kudugaza meeza tube nga ba bbedde

Ebye nkya byankya tunalya mukene

Selector kona njagala eri makeke

Keekee

Nsimanyi oba kinakola

Lunaku lunyuma naye lugenda mpola

Aaaaahh

Simanyi oba kinakola lunaku lunyuma naye lugenda mpola

Nsagala tuve wano nga tetubikuse

Njagala wetereze

Zzina agakumala

Challenger pro 

MSport