ENO MBI
Ebyo byotambula omubiri eno gukumanja
Nga sikulina ndayira sirina kuda kka
Owooma nga sukali nansaali
Sikuta peesa ku ssaati,byotambula onkutala heart, ohh ma baby yo
Owooma nga sukali nansaali,sikuta peesa ku ssaati byotambula onkutala heart ohh ma baby yoooh
Owa work
Balagee,akola bikolwa
My looover
Owa work,yegwe mutuufu,tanyumya alaga bikolwa.
Owakabi my looover.
Owa work
Balagee, akola bikolwa
My looover
Owa work, yegwe mutuufu, tanyumya alaga bikolwa owakabi my looover
Baby love, you're my hero bwombula nebulw'otulo,.
Nali ku zero,wandaga kubo yegwe eyamalamu otulo.
Sikyasula mpewo,onzizika pillow ombugumya ngeri ya duvet.
abateekawo embeera
Mukite
Ono byaalina okukola byakoze.
Let me be your soldier, security nkukuume nga dollar
Nkutaase mu zi danger ,mbe your super hero mukwano gwo.
Omubiri ngukuyiirewo nga saliba,munsonga zino nze kaliba.
Bwetukula batukulurire ku kaliba ndayira sirikulabya ku zziga.
Owa work
Balagee,akola bikolwa
My looover
Owa work,yegwe,mutuufu,tanyumya alaga bikolwa
Owakabi my looover.
Owa work
Balagee,akola bikolwa
My looover
Owa work, yegwe mutuufu tanyumya alaga bikolwa
Owakabi my looover
Oba nkukwate bukwasi,nkuteeke mu face nkwesiige nga bizigo.
Nga buli Wenda mbalaga linya lyo,baby love
Love luwombo nkanya gyilunga birungo
Enkaabya amatondo, enfunya nga lufungo
Sikuta yo love kyenva nsaba some more .
Nebwomba Wala nyo totya ondi ku bwongo.
Omuntu gwenegomba nga, musisinkanye Gomba, eno engeri gyemweesunga mu kabanga katono aliba ayoya bumba.
Owa work
Balagee,akola bikolwa
My looover
Owa work yegwe mutuufu tanyumya alaga bikolwa
Owakabi my looover *2
Owa work
Balagee, akola bikolwa
My looover
Owa work yegwe mutuufu tanyumya alaga bikolwa
Owakabi my looover
Owa work
My lover
Yegwe mutuufu, owakabi my looover
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!