Uhhhhuu! GRIKS Uhhhhuu!
Okukwagala mateeka
Kawoowo ka kimuli Kya looza
Eno love ssi feeling,esusse ku kyebayita feeling.Tukyaali ku dating nsaba tetuuka ku ending.
Ekyokukwagala mateeka ngenda okukwagala onyumizeeko ku beeka
Ntino wafunye musunda nkusundira bi love mpaka ku keesa
Nkuyita my love buludooza, kawoowo ka kimuli kya looza,ompitako Buti nenkweesunga,nkulabira muli kiki ondaaza.
Okukwagala mateeka.
Uhhhhuu!!!!
Akawoowo.
Uhhhhuu!!
Akawoowo ko
Akawoowo,mpunyiriza mukwano ku kawoowoko.*2
Nzize ne love yo fogo embunya obufofofo,
Ng'enkyunya.
Gwe gwengomba embiro akapaalo nkutaayiza nga muyizzi ku nsolo
Amaaso gange gandi kugwe,
Kwetegereza bali nabakuba nkoto
Nkuyita my love buludooza, kawoowo ka kamuli ka looza
Loosa.
Uhhhhuu!!!!
Akawoowo.
Uhhhhuu!!!
Akawoowo ko
Akawoowo,mpunyiriza mukwano ku kawoowoko.*2
Ekyokukwagala mateeka ngenda okukwagala onyumizeeko ku beeka
Ntino wafunye musunda nkusundira bi love mpaka ku keesa
Okukwagala mateeka.
📌 By commenting, you agree to follow these rules. Let’s keep HowweBiz a safe and vibrant place for music lovers!